TOP

Mujje tudigidde muwone situleesi

By Musasi wa Bukedde

Added 12th July 2019

Mujje tudigidde muwone situleesi

Rit2 703x422

OMUYIMBI Abdallah Buwembo eyeeyita B.B Father aleese oluyimba olupya lw’atuumye ‘‘Kitokota si kisaanikire’’.

Oluyimba luno lulimu ekidongo ekiggunda ne kitaleka muntu mu ntebe. B.B Father agamba nti asazeewo okuyimba oluyimba luno n’ekigendererwa ky’okumala ku bantu situleesi y’ebizibu ebibeerawo mu bulamu bw’ensi eno obujjudde okusoomooza.

Ekimu ku bitundu mu luyimba kigenda bwe kiti: ‘‘kino kitokota ssi kisaanikire, amazima ddala, mutuule mukkalire,,,,,,,,.’’ Oluyimba luno alugasse ku ndala ze yasooka okuyimba okuli: ‘‘The Best ne Nakigudde’’.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kiwa1 220x290

Mukyala w’omugagga Kiwanuka omukulu...

EBYA famire ya Mohan Kiwanuka byongedde okulanda mukyala mukulu bwavuddeyo n’ata akaka ku muggya we gwalumiriza...

Kenzomuzaata 220x290

Fr. Lokodo ayise Muzaata ku by’okujolonga...

MINISITA avunaanyizibwa ku empisa, Faaza Simon Lokodo, ayingidde mu by’omuyimbi Eddy Kenzo ne Sheikh Nuhu Muzaata...

Muza1 220x290

Abawagizi ba Kenzo balumbye amaka...

Abawagizi ba Kenzo balumbye amaka ga Sheikh Muzaata ne bakola efujjo nga bee

Mwana1 220x290

Abafumbo bakwatiddwa lwa kutulugunya...

Poliisi ekutte abafumbo n'ebaggalira lwa kutulugunya mwana.

Mutungo2jpgrgb 220x290

Agambibwa okukuba omuserikale akwatiddwa...

Timothy Lubega 27, ow'e Mutungo akwatiddwa poliisi y’e Mutungo ng'eyambibwako aba LC1 mu kitundu kino. Lubega okukwatibwa...