TOP

Brenda nvaako nze nfiira ku bakazi beeru - Chris Evans

By Musasi wa Bukedde

Added 16th July 2019

OMUYIMBI Chris Evans ayanukudde omuwala manya omukazi Brenda Nafula eyabadde ku pulogulaamu y’Abanoonya ku Bukedde TV ng’amwepikira ng’awoza nti ye yekka asobola okumunaazaako ennaku y’abawala b’akwana ne bamusuulawo n’amugamba nti, si kiraasi ye ate ye afi ira ku bakazi beeru bokka.

Forever 703x422

‘‘Muganda wange, omukazi omutuufu ng’ali ku mulamwa gwa kunoonya bufumbo sirowooza nti alina kweranga mu mawulire oba ku mikutu gya yintanenti.

Nze ndowooza yandibadde ankubira essimu ne twogera oba ne tusisinkana ne mubuulira ekindi ku mutima ne kye mulowoozaako? Ate oyo omukazi si kiraasi yange.

Atunuulire omuyimbi Zannie Brown gwe nneegwanyiza oba Jamirah Kalungi eyanzirukako bwe bafaanana alyoke alabe wengwa’’. Chris Evans bwe yagambye.

Yayongeddeko nti tasobola na kwagala mukazi yazaalako gw’oyinza okuyita ‘‘Eggaali ekozeeko’’. Omukazi yagambye nti alina abaana babiri.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Got2 220x290

Obadde okimanyi nti butto w’ekisubi...

Obadde okimanyi nti butto w’ekisubi akola ku musujja mu bantu, enkoko n’ebisolo ? Soma wano mu mboozi y'omukenkufu...

Lab2 220x290

Bawadde endowooza ku Ssemateeka...

Bawadde endowooza ku Ssemateeka

Kcca1 220x290

Mutebi awawudde abazannyi be

Lwokutaano, KCCA yeetegekera kuddiηηana ne African Stars ey'e Namibia, mu CAF Champions League e Lugogo. Mu gwasooka,...

Aviv 220x290

Aviv akubye ku mattu

Aviv, eyamenyekera mu kutendekebwa mu Amerika omwezi oguwedde wabula kati ali mu mbeera nnungi ng’era empaka za...

Kip2 220x290

Kkooti ewadde Lukwago obukadde...

Kkooti ewadde Lukwago obukadde 600