TOP

Kenya okutukuba tejja kutulemesa kulaga kye tulinawo

By Musasi wa Bukedde

Added 18th July 2019

ABAWAGIZI ba Rugby aba ttiimu ya Uganda baasoose kukuba nduula za luleekereeke nga balowooza nti ttiimu yaabwe egenda kusitukira mu kikopo kya Elgon Cup olw’obuwanguzi bwe baatuukako mu luzannya olwasooka.

Kuba 703x422

Okuzannya bwe kwatandise ku kisaawe kya Kyadondo, Kenya yalaze nti ebasingako mu bakazi n’abasajja era yabatutteko ebikopo byombi.

Wabula abakyala Bannayuganda ennaku y’okuwangulwa baagitadde ku bbali ne beekaalisa nga bwe babigula nga balinga abagamba nti yadde Kenya yabasinze mu kuzannya, nabo kababalageko bwe baakuza ebyensuti era ne babayitako nga babigula.

Wabula waliwo abaabagayizza nti embigula n’ebyensuti byabadde bibulamu, manya tebiwera!

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bere 220x290

Ono si katono ‘abasibe’ bamwewagguleko...

MWANAMUWALA ono y’omu ku baabadde balya obulamu ku kivvulu ekyatuumiddwa Floral & Cocktail Party ekyabadde ku Jahazi...

Siri 220x290

Ababadde basekerera Julie ku bya...

“ABABADDE banjogera ebigambo bibakalidde ku mimwa kati mundeke nfumbire omwami wange Ssekajugo omu bwati.”

Wanted1 220x290

Mujje mu Harvest Money muyige okugoba...

AKAWUKA akakaza ebitooke kye kimu ku kivuddeko ensuku nyingi naddala mu Buganda okukutuka ng’ebitooke bikala ne...

Simba 220x290

Omubaka wa Amerika atadde akaka...

ABADDE Ambasada wa Amerika mu Uganda alabudde ku ky’okukyusa obuyinza mu Uganda mu mirembe bw’ategeezezza nti,...

Bod1 220x290

Aba Boda boda babagobye ku njaga...

Aba Boda boda babagobye ku njaga ne babawa obujaketi