TOP

Daxx Kartel ne Momo 19 nga tebateηηana!

By Musasi wa Bukedde

Added 5th August 2019

ENGERI omuyimbi Daxx Kartel gye yeeyisa n’omuwala Momo 19 ereetedde abawaqgizi baabwe okwebuuza enkolagana yaabwe w’ekoma.

Tujja 703x422

Baabalabidde ku bifaananyi bye beekubya nga ng’omuwala ng’amannya ge amatuufu ye Maureen Naluwooza akuba omulenzi akaama kyokka nga beekoza bulala.

Ow’olugambo waffe yatutegeezezza nti abantu bano balabiddwako enfunda eziwera ku luguudo lw’e Salaama nga batambula bonna mu mmotoka.

Gye buvuddeko baateeka ekifaananyi kyabwe mu mutimbagano ne babuuza nti omusajja w’akutte weewo oba akyuseemu.

Bangi ku bawagizi baabwe ekifaananyi bakiwereekereza obubaka nga babawaana nti balabika bulungi era nti beegwaana.

Daxx Kartel amanyi n’okukuba ennyimba ng’ateekamu amannya g’omuwala ono. Kati naawe ku by’olabako weesalirewo ozuule enkolagana yaabwe.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sam13 220x290

Minisita Sam Kuteesa awadde ab'e...

Minisita Sam Kuteesa awadde ab'e Mawogola Ambulance n'ebimotoka by'amazzi mu kaweefube w'okutangira COVID-19

Rob12 220x290

Abavubi ku mwalo gw'e Kawunge bataddewo...

Abavubi ku mwalo gw'e Kawunge bataddewo embeera y'okulwanyisa COVID-19

Dav1 220x290

Mukyala w'omuyimbi Davido akwatiddwa...

Mukyala w'omuyimbi Davido akwatiddwa ekirwadde kya Coronavirus

Thequeeneliabethiienglandcrowntodaynewslatestroyalfamily1180775 220x290

Kkwiini akkakkanyizza emitima gy'abantu...

Kkwiini akkakkanyizza emitima gy'abantu

Uhurukenyatta 220x290

Coronavirus: Kenyatta asaze omusolo...

Pulezidenti wa Kenya, Uhuru Kenyatta alangiridde nga bw’asaze emisolo mu kaweefube w’okuyamba Bannakenya mu mbeera...