TOP

Grace Khan odduka ki si ggwe wampise?

By Musasi wa Bukedde

Added 14th August 2019

Grace Khan odduka ki si ggwe wampise?

Hot2 703x422

OMUYIMBI Grace Khan agudde ku kyokya. Bwe yalinnye ku siteegi n’ayita omuvubuka atemotyamotya ajje ku siteegi bayimbe bonna. Waliwo omuvubuka eyabadde yeewulira amazina ge nga ne sitamina agiweza eyayingiddewo. Grace Khan yasuddemu oluyimba lw’omukwano omuvubuka n’amulagako.

Baasoose kuzina mazina ga weetiiye ng’omuwala yeekulukuunya akabina ke ku ffulaayi y’empale ya ggaayi enduulu n’evuga. Ekyaddiridde kumukwata munyigo. Grace Khan eyabadde yeesaze akagoye akamutippye ebintu byasoose ne bimunyumira kyokka yagenze okuwulira nga ffulaayi y’omuvubuka etabuse ne yeesikamu.

Omuvubuka yayongedde okumunyweza nga bwamunyiga ku kabina n’okumukwata awabi n’atya n’ekyaddiridde kumwesikako n’adduka ku siteegi. Omuvubuka yamugoberedde nga bw’amugamba nti nnyabo komawo ggwe wampise.

Baabadde ku Lagrand Hotel e Bwaise ku Idd. Grace Khan yawuliddwa ng’anyumiza banne nti omuvubuka yabadde ameze effumu mu mpale nga takyasobola kumugumiikiriza.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Amomentwithteachergracenampiimaeditortotomagazinewebuse 220x290

Ensonga 5 lwaki omwanawo olina...

Abakugu bakulaga ensonga lwaki osaanye okusasulira omwana wo okugenda okulambula

Passionfruitpannacotta800800webuse 220x290

Ebivaako omwana okuziyira

Genderera omwana wo okutangira okuziyira okusobola okutangirwa

4webuse 220x290

Omuwendo gw’abantu abakozesa kondomu...

Bannayuganda bakubiriziddwa okwettanira okukozesa kondomu bwe tunaaba baakumalawo siriimu ng'omwaka 2030 tegunnatuuka...

Unity 220x290

Akwatibwa ng'awa abaana abataayaayiza...

EBYOKUSAAGA bikomye: Minisita w’ensonga z’abaana Florence Nakiwala Kiyingi ategezezza nti omuntu yenna anaakwatibwa...

Unique 220x290

Etteeka ku bamansa kasasiro lijja...

MINISITA avunaanyizibwa ku guno na guli Mary Karooro ategeezezza nti gavumenti egenda kuleeta erobonera abamala...