TOP

Kusasira ayise abakyala bakaabire wamu

By Musasi wa Bukedde

Added 21st August 2019

Kusasira aleese ekivvulu kyatuumye "Tears of a Woman” ekivvunulwa nti amaziga g'abakyala. Ekivvulu kino kyakubeera ku Serena Hotel nga September 20 ng'okuyingira 100,000/- ate emmeeza ya bukadde 3.

Kusasirann 703x422

Kusasira ku ddyo, Dorah Namaala, Eddie Sendi ne Ronald Mayinja nga boogera eri bannamawulire.

OMUYIMBI Catherine Kusasira amanyiddwa nga maama kabiina,yeegasse ne Vision Group ng'eno y'etwala ne Bukedde Olupapula okubatuusaako ekivvulu kye.

 

Ekivvulu kino katuumye "Tears of a Woman” agamba nti yasazeewo okukituuma erinnya lino kubanga abakyala bangi abali eyo nga banyigirizibwa. 

 

Ekyenjawulo ekigenda okubeera mu kivvulu kino nti, abakyala be bagenda okubeera nga beetala mu buli kimu, mu byuma, ku nnanga era siteegi yonna egenda kubeera nga yeetoloddwa bakyala. Era ebibala ebinaava mu kivvulu kino, byakuyamba abakyala babiri okukyusa obulamu bwabwe era bafune ku ssanyu.

Ekivvulu kino kyakubeera ku Serena Hotel nga September 20, ng'okuyingira kwa  100,000/- ate emmeeza ya bukadde 3. Ate nga September 21, ayolekere Nican Resort e Lweza okusanyusa abanaaba bafisse ku Serena. 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Employed 220x290

Akwana abawala n'ababba poliisi...

POLIISI ekutte omusajja agenda mu bbaala n’ebifo ebirala ebisanyukirwamu n’akwana abawala n’ababbako ebintu byabwe....

Sit51 220x290

UCU ne KIU balwana kuva mu kibinja...

UCU ne KIU balwana kuva mu kibinja kya University League

Kubayo 220x290

‘Bobi teyeewandiisanga kuvuganya...

WADDE ng’akakiiko k’ebyokulonda ke kakkiriza omubaka wa Kyadondo East, Robert Kyagulanyi (Bobi Wine) okwebuuza...

Un 220x290

Abooluganda lwa Nabukenya owa Poeple...

OMUBAKA wa Kyaddondo East, Robert Kyagulanyi Ssentamu amanyiddwa nga Bobi Wine, asinzidde mu kuziika, Ritah Nabukenya...

Time 220x290

Ebipya bizuuse ku nfa ya Nabukenya...

ABAALABYE akabenje akaavuddeko okufa kw’omuwala wa People Power, Ritah Nabukenya bye boogera bikontanye ne lipooti...