TOP

Meeya w'e Lugazi yeevigira 'Mpa enkoni'

By Musasi wa Bukedde

Added 23rd August 2019

Meeya w’e Lugazi, Deo Tumwesigye Mbabazi aliko ekyuma ekyogeza abantu obwama.

Lugazitownclerkmkntum2 703x422

Mmotoka ya Meeya w'e Lugazi

Meeya w’e Lugazi, Deo Tumwesigye Mbabazi aliko ekyuma ekyogeza abantu obwama.

 eeya umwesigye Meeya Tumwesigye

 

Kyokka abamumanyi n’abazze bamulaba nga yeerandiza n’atuuka n’okuzimba wooteeri n’ebizimbe mu bitundu by’e Mukono ne Buikwe bagamba nti yalwa nawo okweyiwamu ekyuma nga kino kubanga ssente azirina.

Bo abalonzi mmotoka eno baagikazizzaako lya ‘Sikyasabirwa’’ era y’omu ku basajja abalina ke beekoledde era banywanyi be baawuliddwa nga bagamba nti wamma ddala meeya takyabaswaza anti ne bwagenda mu nkungaana za bammeeya banne ne baggyayo ebyuma, naye abeera ku mwanjo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Whatsappimage20191122at145535 220x290

Amataba gasazeeko enkulungo y'oku...

Enkuba efudembye mu Kampala n'emiraano mu budde bw'amalya g'ekyemisana egootaanyizza entambula ku nkulungo y'oku...

Mosesmagogo 220x290

Ebya Moses Magogo bibi!

MINISITA w’Ebyenjigiriza n’Ebyemizannyo, Janet Kataha Museveni ayingidde mu nsonga za Pulezidenti wa FUFA, Ying....

Klezia etegese okusabira Novena...

NGA Uganda yeetegekera okukuza olunaku lwa siriimu olukuzibwa mu nsi yonna nga December 1, Klezia etegese Novena...

Film1 220x290

Embooko z’abawala ezongedde ebbugumu...

Endabika y’abawala bano (okuba abalungi mu ffeesi) n’okuba ne ffiga ennungi tebikomye ku kubatunda nga bbo mu bantu,...

Nnasale 220x290

Omusomesa wa King Fahad asobezza...

POLIISI ekutte omusomesa w’essomero lya King Fahad Islamic Primary School e Nateete nga kigambibwa nti yasobezza...