TOP

Kalidinaali nange omukisa ngwetaaga

By Musasi wa Bukedde

Added 26th August 2019

OMUGAGGA Francis Xavier Kitaka y’omu ku baasomako ne Kalidinaali Emmanuel Wamala mu seminaliyo e Bukalasa.

Kitakanekalidinaali1 703x422

Kitaka ng'abuuza ku kalidinaali

OMUGAGGA Francis Xavier Kitaka y’omu ku baasomako ne Kalidinaali Emmanuel Wamala mu seminaliyo e Bukalasa. 

 itaka nganywegera empeta ya kalidinaali Kitaka ng'anywegera empeta ya kalidinaali

 

Kitaka kati ye nnannyini kkampuni ya MTK Ltd era yasigala awuliziganya ne Kalidinaali ng’atera n’okumukyalirako mu maka ge e Nsambya n’amubuuzaako.

Br. Leonard Ssekiranda omuyambi wa Kalidinaali yategeezezza nti Kitaka takoma ku kya kukyalira bukyalizi munywanyi we wabula amwettikkira n’ebintu ebikozesebwa mu bulamu obwa bulijjo.

Mu mboozi gye baanyumizza, baabadde bejjukanya ebiseera byabwe eby’ekivubuka mu seminaliyo y’e Bukalasa gye baasomera nga baluubirira okuweereza Mukama wabula nga bw’omanyi nti obunnaddiini bubeera kuyitibwa, Kitaka teyamalako n’adda mu bisinensi ate ne zikwatayo. Kalidinaali yasiimye Kitaka olw’omutima gw’obwasseruganda n’okumwagala n’amusabira omukisa.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Firimu 220x290

Eyali asoma obwafaaza alumbye Mbarara...

FERDINAND Lugobe Pike eyabulako akatono okufuuka omusosodooti ayingidde ekisaawe ky’okuzannya Ffirimu.

Rally 220x290

Laba ebbinu eribeera mu mmotoka...

ONOONYA ssanyu lya ku nsi, olina situleesi oba onoonya wa kuliira bulamu.Alina mmotoka gikube ekisumuluzo, owa...

Thumbnailrevmwesigwabyjmutebi5 220x290

Rev. Mwesigwa ebintu bimukyukidde:...

REV. Isaac Mwesigwa poliisi bwe yamukwasa aba famire ye, yalowooza nti ebintu biwedde kyokka ebigambo byamukalidde...

Mze 220x290

Owapoliisi atuuyanye mu gwa Kanyamunyu...

OMULAMUZI Steven Mubiru akiguddeko oluvannyuma lw’omuserikale wa poliisi eyabadde azze okulumiriza Mathew Kanyamunyu...

Bobi 220x290

Mayinja ensi ekulaba - Bobi

Bobi yasabiddwa okwongera okuttaanya ku njawukana eziriwo wakati w'abakulembeze ba People Power ne Ronald Mayinja...