TOP

Gravity Omutujju ekivvulu kimuwuuba

By Musasi wa Bukedde

Added 3rd September 2019

OMUYIMBI Gravity Omutujju ekivvulu kimuwuuba luno. Kimulidde era w’osomera bino nga takyalina ssente zisasulira paakingi ya mmotoka

Gravityomutujjunew 703x422

Mmotoka ya Gravity Omutujju gye baakubye ekijegere

OMUYIMBI Gravity Omutujju ekivvulu kimuwuuba luno. Kimulidde era w’osomera bino nga takyalina ssente zisasulira paakingi ya mmotoka.

Ku Mmande yayiseeko ku kitongole kya New Vision efulumya ne Bukedde n’afuna waasimba mmotoka ye ey’ekika kya Forester. Yagenze okudda nga bagikubye ekijegere n’asoberwa. Oba ssente ze zaamuweddeko oba yeerabira kusasula? Nze naawe.

Omanyi Gravity Omutujju ategese ekivvulu kye yatuumye ‘‘Ekyakuzaala kye kiri kutta Concert’’ ekigenda okubeera ku Cricket Oval e Lugogo nga September  21, 2019.

Yamaze kumpi essaawa bbiri nga bimusobedde. Nga bamaze okukuba amasimu wano ne wali, aba Multiplex bazze ne bamutaasa. Ekivvulu kya Gravity kiwagiddwa Vision Group efulumya ne Bukedde.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Pop13 220x290

Poliisi etandise okunoonyereza...

Poliisi etandise okunoonyereza ku musirikale waayo eyakubye abaana be amasasi

Kafeera 220x290

Leero luno!

NG’ENSI eri ku bunkenke bw’ekirwadde kya Coronavirus, abamu ku Bannayuganda batandise okubiteekamu omuzannyo bo...

Gaali 220x290

Ono booda agiyita mmotoka?

ONO taata w’abaana ekiragiro kya Pulezidenti eky’emmotoka eza buyonjo okutikka abantu basatu yakifunye bulala....

Bitone2 220x290

Nze sijja kuyimba kambawe akatono...

NG’ABAYIMBI beeyiwa mu situdiyo okukola ennyimba ezikwata ku kirwadde ku Coronavirus n’okukubiriza abantu okugoberera...

Kcca2 220x290

Oba adduse tutwale ekigaali n’emmaali...

OMUVUBUKA eyabadde atundira ennanaansi ku kigaali ebigere tebiba kumweyimirira ssinga kati ali mu mbuzi ekogga....