TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Ebyange ne Grace Khan bya ddala naye eby’olubuto nedda

Ebyange ne Grace Khan bya ddala naye eby’olubuto nedda

By Musasi wa Bukedde

Added 16th September 2019

ABABADDE balowooza nti Kojja Kitonsa n’omuyimbi Grace Khan bali ku bubadi muwulire bino.

Aging1 703x422

Kojja akawaηηamudde bw’agambye nti ekituufu ye maneja wa Grace Khan mu byonna.

Bino obwedda abyogera bw’alya ebigambo bye ate olumala n’akkiriza nti owange akaana ako nze ..... Kyokka bwe twamubuuzizza oba n’olubuto omuyimbi we lw’alina lulwe yatiddemu oluvannyuma n’agamba nti nedda, omwana oyo tasobola kufuna lubuto okuggyako.... oba yabadde ategeeza ki? Nze naawe.

Kiddiridde Grace Khan okutegekera maneja we akabaga k’amazaalibwa ku Lwokusatu e Wakaliga ne beekola obusolosolo omwabadde okwenyiga omunyigo, okwenywegera n’okukaaba n’ekyaddiridde Grace Khan kutegeeza banywanyi be abaabaddewo nti ekituufu Kojja Kitonsa amwagala era tamanyi kyayinza kumusasula.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Enanga1 220x290

Taata wa Enanga atuuyanye ku by’ettaka...

TAATA w’omwogezi wa poliisi mu ggwanga, Fred Enanga abadde mu kaseera kazibu ng’annyonnyola engeri ye ne mutabani...

Lukwago 220x290

‘Sasula obukadde 50 oba ogende...

Sandra Katebaralwe, mukyala wa Paasita David Ngabo eyacaaka ennyo olw’okusabira FDC ng’alumba gavumenti ye yadduka...

Omukyala w'olubuto bamulagajjalidde...

Omukyala w'olubuto bamulagajjalidde

Taxi5 220x290

Poliisi emukutte awambye abaana...

POLIISI y’e Bujuuko etaayizza omusajja agambibwa okuwamba abaana b’essomero n’emussa ku mpingu. Yeewozezzaako nti...

M71 220x290

Museveni awadde Sabiiti ekiragiro...

PULEZIDENTI Museveni awadde amyuka omuduumizi wa poliisi mu ggwanga, Maj. Gen. Sabiiti Muzeeyi, ennaku bbiri aveeyo...