TOP

Kati kulya....

By Musasi wa Bukedde

Added 30th September 2019

IVAN Muyonjo amanyiddwa nga Swengere y’omu ku bayimbi ne bannakatemba abaayitiddwa muyimbi munnaabwe era omubaka wa Kyadondo East mu Palamenti, Robert Kyagulanyi amanyiddwa nga Bobi Wine n’abagabula ebyokulya n’okunywa nga bwe balasa oluboozi n’okwejjukanyamu gyenvudde waabwe.

Bobiwinensekobusekobobirgb 703x422

Silver Kyagulanyi, Robert Kyagulanyi ne Barbie ku lyato

IVAN Muyonjo amanyiddwa nga Swengere (ku ddyo) y’omu ku bayimbi ne bannakatemba abaayitiddwa muyimbi munnaabwe era omubaka wa Kyadondo East mu Palamenti, Robert Kyagulanyi amanyiddwa nga Bobi Wine n’abagabula ebyokulya n’okunywa nga bwe balasa oluboozi n’okwejjukanyamu gyenvudde waabwe.

Yabatadde ku lyato ery’omulembe olwo abaana ne babagabula ebyokulya n’okunywa ne balya ne basindisa bigere.

Swengere yanyumiddwa nnyo era olwavuddeyo yategeezezza maneja we nga bw’atuuse okudduka mu kyalo ng’olwo ategeeza Jinja gye babeera asengukire e Kampala olw’ebyassava Bobie ne Barbie bye baabagabudde anti baamusimbye essowaani y’ekyennyanja n’akuba enduulu.

Ate Geofrey Kayemba Solo (owookubiri ku ddyo) yagambye nti batandise enkola y’okuteeka ebbali ebyobufuzi ebibakanula amaaso ne bafuna obudde okwewummuzzaamu n’okuteesa ku bulamu bwabwe obw’omu maaso nga ku luno Bobi Wine  ye yabataddemu ssente. Baabadde ku One Love Beach e Busaabala.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Nsonga 220x290

FUFA etongozza kampeyini ya AFCON...

FUFA etongozza kkampeyini ya Uganda okugenda mu Africa Cup of Nations e Cameroon omwaka ogujja ne bateekawo engombo...

Fufaafconprepsoct23bukedde6 220x290

Cranes yaakutambulira mu Bombardier...

Abakungu ba FUFA bagamba nti ennyonyi ya Uganda Airlines y'egenda okubatumbuza nga bagenda okuzannya Burkina Faso...

Capture 220x290

Poliisi ekutte omuwala abba ssente...

Poliisi ekutte omuwala abba ssente ku masimu: Akoppa pin code n'azeesindikira

Buv1 220x290

Omuliro gusaanyizzaawo ebintu ku...

Omuliro gusaanyizzaawo ebintu ku kizinga e Buvuma

Kcca1 220x290

Ow'e Swaziland waakulamula ogwa...

Sifiso Nxumalo, Petros Mzikayifani Mbingo (Swaziland) ne Njabulo Dlamini (South Sudan)baakuyambako Thulani Sibandze...