TOP

Bakulu mumpagire nafunye omwami antegeera

By Musasi wa Bukedde

Added 1st October 2019

OMUYIMBI Julie Angume yaboobedde luno. Ennaku zino aliko akanyiriro akoogeza abantu obwama era bw’omusanga oyinza okulowooza nti bamufumbirira.

Julieangumenekirumira 703x422

Julie Angume, Kayima ne Kirumira

OMUYIMBI Julie Angume yaboobedde luno. Ennaku zino aliko akanyiriro akoogeza abantu obwama era bw’omusanga oyinza okulowooza nti bamufumbirira.

Kyokka owoolugambo waffe atugambye nti akanyiriro kano kandiba nga kava ku mirembe gy’alina. Si gy’akufuna ssente nnyingi, yafunyeyo omusajja amubiita nga kirabika amuwummuza ebirowoozo n’okumuwa emirembe.

Julie y’omu ku baabadde ku mukolo eyali omwogezi wa poliisi mu ggwanga, Emilian Kayima kwe yatongolezza ebitabo bye ku Hotel Africana.

Omuntu waffe yawulidde nga Julie Angume ategeeza omugagga Godfrey Kirumira nga bwe yafunye omwami amuwa essanyu era essaawa yonna bwamutuukako ebbaluwa ku by’enteekateeka z’emikolo amulabiranga ddala.

Batugambye nti Kirumira yasanyukidde amawulire gano n’asuubiza okumuyamba. Ne mukulu Kayima yamusanyukiddeko.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sab3 220x290

Omubaka Ssewungu awabudde Gavumenti...

Omubaka Ssewungu awabudde Gavumenti ku misaala gy'abasomesa

Seb2 220x290

Abaana babiri okuva mu famire emu...

Abaana babiri okuva mu famire emu bafiiridde mu kidiba e Lwengo

India1 220x290

Ab’omu Buyindi bakaaye ku bayizi...

EKITONGOLE ky’ebigezo ekya UNEB nga kikyasala entotto okutangira obubbi bw’ebigezo, yo mu Buyindi bambazizza abayizi...

Amomentwithteachergracenampiimaeditortotomagazinewebuse 220x290

Ensonga 5 lwaki omwanawo olina...

Abakugu bakulaga ensonga lwaki osaanye okusasulira omwana wo okugenda okulambula

Passionfruitpannacotta800800webuse 220x290

Ebivaako omwana okuziyira

Genderera omwana wo okutangira okuziyira okusobola okutangirwa