TOP
  • Home
  • Kasababecca
  • Hannemuunu ewedde kati mulinde balongo - Ssenga Kulannama

Hannemuunu ewedde kati mulinde balongo - Ssenga Kulannama

By Musasi wa Bukedde

Added 2nd October 2019

SSENGA Kezia Kulanama ne bba Aligaweesa olwamala okukola embaga yaabwe wiiki ewedde ne balinnya ebbaati ne boolekera South Afrika ku hannemuunu.

Kulannama 703x422

Baakomyewo ku Lwomukaaga era ku kisaawe e Ntebe baayaniriziddwa abooluganda n’emikwano abaabadde babalindiridde.

Nga bonna bafa essanyu, baawuliddwa nga bagamba nti ‘‘hannemuunu k’ewedde abawagizi baabwe balinde balongo’’ kubanga e ‘Sausi’ gye baabadde kwabadde kuwummula kwennyini.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Nsonga 220x290

FUFA etongozza kampeyini ya AFCON...

FUFA etongozza kkampeyini ya Uganda okugenda mu Africa Cup of Nations e Cameroon omwaka ogujja ne bateekawo engombo...

Fufaafconprepsoct23bukedde6 220x290

Cranes yaakutambulira mu Bombardier...

Abakungu ba FUFA bagamba nti ennyonyi ya Uganda Airlines y'egenda okubatumbuza nga bagenda okuzannya Burkina Faso...

Capture 220x290

Poliisi ekutte omuwala abba ssente...

Poliisi ekutte omuwala abba ssente ku masimu: Akoppa pin code n'azeesindikira

Buv1 220x290

Omuliro gusaanyizzaawo ebintu ku...

Omuliro gusaanyizzaawo ebintu ku kizinga e Buvuma

Kcca1 220x290

Ow'e Swaziland waakulamula ogwa...

Sifiso Nxumalo, Petros Mzikayifani Mbingo (Swaziland) ne Njabulo Dlamini (South Sudan)baakuyambako Thulani Sibandze...