TOP

‘Mutabani ebintu si byangu’

By Musasi wa Bukedde

Added 2nd October 2019

OMUSUMBA Wilson Bugembe y’omu ku bantu abangi abeeyiye mu kisaawe e Namboole ng’Omusumba Jackson Ssennyonga asabira eggwanga.

Baza 703x422

Kyokka Ssennyonga bwe yabadde tannaba kugenda Namboole, yasoose kukyaza Pulezidenti Museveni ku kkanisa ye e Bwaise.

Kati kirabika Bugembe bwe yategedde amaanyi ga Ssennyonga kwe kumutuukirira n’amukuba akaama amusabireko naye afune amaanyi agakyaza Pulezidenti Museveni ku kkanisa ye engeri gyali ku ddimu ly’okuzimba.

Ssennyonga yamuwadde obudde n’amuwuliriza kyokka entunula ye eringa egamba Bugembe nti, mutabani ebintu si byangu.

Oluvannyuma yamusabidde.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Riot24 220x290

Okwekalakaasa e Makerere,akulira...

Ttiyagaasi anyoose e Makerere, akulira abayizi akwatiddwa, abayizi bazirise.

Sab3 220x290

Omubaka Ssewungu awabudde Gavumenti...

Omubaka Ssewungu awabudde Gavumenti ku misaala gy'abasomesa

Seb2 220x290

Abaana babiri okuva mu famire emu...

Abaana babiri okuva mu famire emu bafiiridde mu kidiba e Lwengo

India1 220x290

Ab’omu Buyindi bakaaye ku bayizi...

EKITONGOLE ky’ebigezo ekya UNEB nga kikyasala entotto okutangira obubbi bw’ebigezo, yo mu Buyindi bambazizza abayizi...

Amomentwithteachergracenampiimaeditortotomagazinewebuse 220x290

Ensonga 5 lwaki omwanawo olina...

Abakugu bakulaga ensonga lwaki osaanye okusasulira omwana wo okugenda okulambula