TOP
  • Home
  • Kasababecca
  • Museveni yeegasse ku kibiina kya Uganda Musician Association

Museveni yeegasse ku kibiina kya Uganda Musician Association

By Musasi wa Bukedde

Added 6th October 2019

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni yeegasse mu kibiina ekigatta ekya Uganda Musician Association, ekikulirwa Sophie Gombya.

619560961587712851364133933953995863490560n 703x422

Museveni eyakuyimbira "Another Rap"  oba 'Mpa enkoni' Balaam ye yamuwandiisizza nga yasasuddeyo  emitwalo 50,000/ egimufuula mmemba mu kibiina kino.

Gombya ategeezezza nti basanyufu olwa Pulezidenti Museveni okubeegattako n'agamba nti n'omuwenda gwa bammemba abapya abayingira ekibiina gugenda gulinnya ekintu ekizzaamu amaanyi.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kib11 220x290

Ba Kansala ku district e Kiboga...

Ba Kansala ku district e Kiboga bakubye ebituli mu budget ya District

Capture 220x290

Emitimbagano gya Vision Group gyakuvaako...

Emitimbagano gya Vision Group okuli ogwa bukedde.co.ug ne newvision.co.ug gyakuggalawo ku wiikendi eno okutandika...

Br3 220x290

Ensonga za Brian White ez'okkabasanya...

Ensonga za Brian White ez'okkabasanya abaali abakozi be zisajjuse

Kit1 220x290

Engeri akasaawe k'e Mulago gye...

Engeri akasaawe k'e Mulago gye kaalera Jimmy Kirunda

Jit1 220x290

Afiiridde mu kibanda kya firimu...

Afiiridde mu kibanda kya firimu e Mukono