TOP

Ab'e Jinja beesunga kivvulu kya Rolex

By Musasi wa Bukedde

Added 16th October 2019

Omanyi ekivvulu kino kye kimu ku bisinga okukwatayo mu ggwanga wabula 'Abeyidinda' baludde nga beemulugunya lwaki tebakitwalako Jinja chapati gye zaasibuka.

Rolex0 703x422

Ab'e Jinja beesunga Chapati y’amagi emanyikidwa nga Rolex!

Omanyi ekivvulu kino kye kimu ku bisinga okukwatayo mu ggwanga wabula 'Abeyidinda' baludde nga beemulugunya lwaki tebakitwalako Jinja chapati gye zaasibuka.

 

Wabula bano abategesi bekivvulu kino tebabatenguye nga bakiriza nebakitwala e Jinja.

Ekivvulu kino ekyatuumidwa 'Coming home' kyatongozedwa Katikkiro wa Busoga, Joseph Muvawala eyagambye nti naye yeesunga Rolex kuba be baasooka okuzikolako, wabula abalala ne bazongeramu ebirungi by'atalyangako. 

Bino yabyogeredde Jinja  ku Dam waters awagenda okubeera ekivvulu kino.

Ebyana byalolezezza ku bika bya Rolex ebyenjawulo omwabade eyamagi, enkoko, ennyama, ey'enva endiibwa era byeswanta kivvulu kino ekigenda okubaawo nga 7 mu December birye ku zisingawo.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abataka1webuse 220x290

Tetugenda kusirika ng'ebika bisereba...

Bakatikkiro b'ebika balayidde obutaleka bika kusereba ne basalawo okwegatta bakolere wamu okubitumbula

Muzaata 220x290

Ebyabadde mu nsisinkano ya Museveni...

Pulezidenti Museveni asisinkanye akakiiko ka poliisi akafuzi n’alagira abaserikale essira balisse ku kulwanyisa...

Lim21webuse 220x290

Engeri gy'olimira mu kkutiya okufuna...

Omusomesa akulaga bw'akozesa ebikutiya okukola ssente mu kulima enva endiirwa

Bebi 220x290

Aba Ghetto Kids bafunye ku kamwenyumwenyu...

Aba Ghetto Kids bafunye ku kamwenyumwenyu

Pawa4 220x290

Gav't etongozza enteekateeka ya...

MINISITA w'eby’amasanyalaze n’obugagga bw’omuttaka Eng. Irene Muloni atongoza entekateeka empya gavumenti mwegenda...