TOP
  • Home
  • Kasalabecca
  • Embaga za ba Celeb; Tukuleetedde embaga za Haruna Mubiru

Embaga za ba Celeb; Tukuleetedde embaga za Haruna Mubiru

By Josephat Sseguya

Added 17th October 2019

Ekyama mu bakazi Haruna Mubiru b'awasa. Anoonya baana ba bagagga.

Haruna11 703x422

Haruna Mubiru ne Raudha Stella Ntakke ku mbaga yaabwe.

Bya JOSEPHAT SSEGUYA

NAYE nga nsonga ki Haruna Mubiru gy’awa okuba nti abakyala be ababiri abamanyiddwa asooka ku bafunyisa mbuto ne balyoka bakola emikolo. 

 audha yali lubuto lukulu we yamuwasiza Raudha yali lubuto lukulu we yamuwasiza.

 

muyimbi antume ngayimbira audha ku mukolo gwabwe ne itookeOmuyimbi Nantume ng'ayimbira Raudha ku mukolo gwabwe ne Kitooke.

 

aruna ubiru ne muwala wa takke ku kwanjula kwabweHaruna Mubiru ne muwala wa Ntakke ku kwanjula kwabwe.

 

 audha ne aruna mu kwanjula kwabwe Raudha ne Haruna mu kwanjula kwabwe.

 

Ate asooka na kukakasa nti embuto ezo zikuze n’azirabanako n’amaasoge n’alyoka akakasa so si kumala kuzirabira mu byuma by’abazungu mu malwaliro. 

Bw’oba owakana jjukira bwe yawasa Raudha (eyali Stella) Ssonko muwala w’omugagga, Guster Lule Ntakke mu May wa 2010, ng’ali lubuto lukulu ate laba mu April wa 2012 bw’ayanjulwa Hadijja Lumala muwala wa Moses Lumala eyali avuga emmotoka z’empaka ate nga naye ali lubuto. 

 aruna ubiru lwe yawasa adijah umala Haruna Mubiru lwe yawasa Hadijah Lumala. Ono naye yali lubuto lukulu.

 

Ddala kituufu omuyimbi Haruna Mubiru awasa balinawo?

Baabyogera nti ate Haruna tawasa mukazi ng’abamuzaala tebalina ssente oba abategeera atya?

Ebyo naye katubyerekereze awase bakazi be wadde nga Raudha ali mu Amerika gy’amaze kati emyaka ebiri ne ku Social Media yakyusa amannya naye nga kw’ali nnyo era abeera abalaba.

Bakazi ba Haruna Mubiru abalala

 Wabula alinayo abakyala abalala babiri, Zaina ne Faridah Mubiru oyo gwe yasooka okuwasa era mukyala mukulu gwe yayimbamu oluyimba lwa Kitooke Kifansalira ali ne mu vuidiyo eyo, be yawasa nga tebasoose kuba na mbuto. Naye era baayawukana nga baabigwo. Byeyo.

Faridah muka Mubiru omukulu gwe yayimbamu oluyimba lwa Kitooke Kifa nsalira.

 aridah muka aruna ubiru omukulu azaala abaana be abakulu Faridah muka Haruna Mubiru omukulu azaala abaana be abakulu.

 

 

 aina no naye twamuwandiikako gye buvuddeko Zaina Ono naye twamuwandiikako gye buvuddeko.
 
 

 

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lim21webuse 220x290

Engeri gy'olimira mu kkutiya okufuna...

Omusomesa akulaga bw'akozesa ebikutiya okukola ssente mu kulima enva endiirwa

Bebi 220x290

Aba Ghetto Kids bafunye ku kamwenyumwenyu...

Aba Ghetto Kids bafunye ku kamwenyumwenyu

Pawa4 220x290

Gav't etongozza enteekateeka ya...

MINISITA w'eby’amasanyalaze n’obugagga bw’omuttaka Eng. Irene Muloni atongoza entekateeka empya gavumenti mwegenda...

Kaweesitdweb 220x290

Abavunaanibwa okutta Kaweesi beeyanjudde...

Nga bakulembeddwa munnamateeka waabwe, Geoffrey Turyamusiima, okuva mu Wameri & Company Advocates beeyanjudde mu...

Katwe3web 220x290

Aba Ghetto beegaanye Butchaman...

Kawooya yagambye nti ku lunaku Museveni lwe yali e Katwe, abavubuka b’omu Ghetto e Katwe tebaayitibwa newankubadde...