TOP
  • Home
  • Kasababecca
  • VJOj Isaac akubye oluyimba ne Longomba.lwe batuumye Sekemba

VJOj Isaac akubye oluyimba ne Longomba.lwe batuumye Sekemba

By Musasi wa Bukedde

Added 17th October 2019

VJOj Isaac ye Munnayuganda asoose okukuba oluyimba (Kolabo) n'omukulu ono era oluyimba lwabwe balutuumye Sekemba.

Longombacmykjpgrjb 703x422

VJOj (ku kkono) ne Awilo Longomba

Mwanamulenzi VJoj Isaac tatudde. Wosomera bino ng’akubye oluyimb olupya lw’akubye n’omuyimbi ow’amaanyi amanyiddwa nga Awilo Longomba ng’alutuumye Sekemba.

Ono ye Munnanyuganda asoose mu byafaayo okukuba oluyimba ne musajjamukulu ono. Vjoj omutuuze mu Bungereza alina ennyimba endala nga Go Down, Gwe Anzikakanya, Your Love, Singa Luyimba, African Girl n’endala era nga waliwo oluyimba olulala lw’afumba nga luno agenda kulukuba n’Omunaigeria. 

   Ennyimba ze zikubibwa ku ttivvi ez’enjawulo mu Uganda era ne ku Youtube kweziri.

 j ku kkono ne wilo ongomba VJOj (ku kkono) ne Awilo Longomba

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abataka1webuse 220x290

Tetugenda kusirika ng'ebika bisereba...

Bakatikkiro b'ebika balayidde obutaleka bika kusereba ne basalawo okwegatta bakolere wamu okubitumbula

Muzaata 220x290

Ebyabadde mu nsisinkano ya Museveni...

Pulezidenti Museveni asisinkanye akakiiko ka poliisi akafuzi n’alagira abaserikale essira balisse ku kulwanyisa...

Lim21webuse 220x290

Engeri gy'olimira mu kkutiya okufuna...

Omusomesa akulaga bw'akozesa ebikutiya okukola ssente mu kulima enva endiirwa

Bebi 220x290

Aba Ghetto Kids bafunye ku kamwenyumwenyu...

Aba Ghetto Kids bafunye ku kamwenyumwenyu

Pawa4 220x290

Gav't etongozza enteekateeka ya...

MINISITA w'eby’amasanyalaze n’obugagga bw’omuttaka Eng. Irene Muloni atongoza entekateeka empya gavumenti mwegenda...