TOP

Olutalo nga poliisi ekwata eyatomera omwana

By Musasi wa Bukedde

Added 21st October 2019

WAABADDEWO vvaawompitewo ng’abaserikale basazeeko omusajja agambibwa okutomera omwana n’amumenya amagulu n’adduka.

Mwana13atomedde 703x422

Abaserikale nga bakunguzza omusajja

WAABADDEWO vvaawompitewo ng’abaserikale basazeeko omusajja agambibwa okutomera omwana n’amumenya amagulu n’adduka.

Ggaayi eyalabise okuba ‘kamenyo’ olw’engeri gye yatagazzaamu abaserikale yategeerekeseeko lya  Napoleon nga kigambibwa nti ddereeva wa mmotoka za ofiisi ya Ssaabawolereza wa Gavumenti.

Omwana yamutomerera mu bitundu by’e Kawempe gye buvuddeko kyokka baamukwatidde Lugogo okumpi n’ekitebe kya Vision Group.

Obwedda yeenyoola nabo nga bw’ababuuza omusango gwazizza. Baamusinzizza amaanyi era baagenze okumutwala ng’empale baziyuzizza katono n’omulalu amutolokeko.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Thumbnailkabongengomupiiraagulabiraeberuwekisaawe 220x290

Omutendesi Kabonge awanduse mu...

OMUTENDESI wa Katwe United FC mu Big League Allan Kabonge yeekandazze n’ava ku kisaawe ng’ayomba oluvannyuma lwa...

Thumbnailabazannyibacityoilersngabafaessanyulyekikopoekyomusanvu2 220x290

Aba City Oilers 2 batambulira...

ABAZANNYI ba City Oilers babiri mu liigi ya basketball eya babinywera,sizoni bagimazeeko nga batambulira ku miggo...

Genda 220x290

Abadiventi beebugira lukung'aana...

Ensi 13 ze zisuubirwa okwetaba mu lukungaana lw'aba Advent olutuumiddwa Kampala 2020 Mission Extravaganza Festival...

Sit16 220x290

Eyali yagongobala ateredde n'asuubiza...

Eyali yagongobala ateredde n'asuubiza okuddayo okusoma

Siminyu703422 220x290

Ab'ekitongole ekigaba paasipooti...

KAMISONA Brig. Johnson Amanya avunaanyizibwa ku Paasipooti n’okulondoola abasaba obutuuze, yategeezezza Bukedde...