TOP

Zani Lady C awera kudda mu nsiike ya 'myusiki'

By Musasi wa Bukedde

Added 21st October 2019

Zani Lady C omuyimbi ate nga muzannyi wa ffirimu akomyewo n'akayimba okuddamu okuvugannya mu nsiike y'okuyimba.

Whatsappimage20191021at1439041 703x422

Zani Lady C

Omanyi Lady C agamba eby'okuyimba yali yabiwummulamu nga zadda mu kuzannya ffirimu. Kati nno w'osomera bino ali mu situdiyo awawula maloboozi kusasuukulula kapya.

Agamba nti yali yawummulamu okuyimba okusobola okututumula ekirabo kye eky'okuzannya ffirimu ku Hollywood mu Amerika kuba kirimu ne ku kathimbi akawera!

 

Zani Lady C amakanda akyagasimbye Hollywood e California ekya Amerika era yategeezezza owoolugambo lwaffe nti wadde nga yagenda mu Los Angeles okukyusa embeera, yali muyimbi era kye kyamuwalirizza okudda mu nsiike.

Kyokka ffiirimu z'azzannye mu Hollywood nga mpale za Baseveni!

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Paska 220x290

Mukoka asse omukadde

Ekikangabwa kibuutikidde abatuuze ku kyalo Kaliisizo South mu Kalisizo Town Council mu disitulikiti y'e Kyotera,...

Fari1 220x290

Laba amaziga g’essanyu.

Munnakatemba era omuzannyi wa firimu Faridah Ndausi bamukoledde akabaga k'amazaalibwa nga takasuubira, akaabye...

Mbarara City ekutte Nkata ku nkoona...

Brian Ssenyondo akomezeddwawo okutwala Mbarara City mu maaso oluvannyuma lw'okukwata Nkata ku nkoona.

Buloba1 220x290

Blick afunzizza engule y'ezaakafubutuko...

Blick kati abuzaayo empaka za mirundi 2 (Kapeeka ne Boxing day)okulangirirwa nga kyampiyoni w'ezaakafubutuko....

Img3804webuse 220x290

Ekivvulu kya Toto kiri mu ggiya...

Ekivvulu ky'abaana ekya ToTo ekitegekebwa Vision Group kyengedde nga kati olwa December 8 lwe lulindirirwa lwokka...