TOP

Ssente zinaayambaza abasajja gomesi!

By Moses Lemisa

Added 30th October 2019

SSENTE ya leero buli muntu aginoonya lulwe zitusizza abasajja okwambala engoye z’abakazi okusoboola okunoonyeza ekigulira magala ediba.

Dress1 703x422

Bya MOSES LEMISA

SSENTE ya leero buli  muntu aginoonya lulwe zitusizza abasajja okwambala engoye z’abakazi okusoboola okunoonyeza ekigulira magala ediba.

Gaayi ono yeyita Love King y’omu ku bayimbi ba kadongo kamu abatambula n’omuzindaalo mu bitundu bye ggwanga ebyenjawulo nga wasanga abantu abangi asooka kubawaamu akapera  bweba basiima enyimba ze bamuwa ssente babayimbira  ku luno yasangiddwa Mulago ng’ayambadde Gomasi ya mukyala we.

  ove ing mu gomesi Love King mu gomesi.

 Alina oluyimba lwe yayimbye ng’atenda ennaku muka kitaawe gye yamuyisaamu natuuka n’okumusuula eddalu nga Katonda yayamba buyambi natereera  bwe yabuuziddwa gomasi zani z’ayambala yagambye za mukyala we ng’era buli lunaku akyusa ndala yagambye nti  olunaku asobola okufuna  70,000/ lwe biganye 50,000/.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ev1 220x290

Ekikopo kya Kanyike Cup kitongozeddwa...

Ekikopo kya Kanyike Cup kitongozeddwa

Mayinjangaayimba 220x290

Mayinja yeeganye eby'okuwagira...

Yayogedde ku nkolagana ye n’aba NRM n’agamba nti ali ku mulamwa gwa kubaperereza kwegatta ku kisinde kya People...

Wanga 220x290

Muwala wa kkansala owa S5 bamutuze...

EKIKANGABWA kigudde ku kyalo Kisowera mu ggombolola y’e Nama mu disitulikiti y’e Mukono mu kiro ekikeesezza olwa...

Malawo 220x290

Ab’ewa Kisekka batabukidde Gavt....

ABASUUBUZI b’ekiwayi kya ssentebe Robert Kasolo ewa Kisekka bawadde gavumenti obukwakkulizo ku kabineeti kye yayisa...

Load 220x290

Aba LDU bakubye babiri amasasi...

ABASIRIKALE ba LDU bazzeemu okukuba abantu babiri amasasi ng’entabwe evudde ku bbiina ly’abantu abaabadde baagala...