TOP

John Ssegawa ono muwala wo...

By Musasi wa Bukedde

Added 1st November 2019

MUNNAKATEMBA John Ssegawa eyali amanyiddwa nga Sserulungi wa Kampala taggwaayo. Alina omukolo gwe yabaddeko mu bitundu by’e Mengo okumpi n’Olubiri lwa Kabaka ng’ali n’ekyana kino.

Johnssegawanekyana 703x422

John Ssegawa n'ekyana

MUNNAKATEMBA John Ssegawa eyali amanyiddwa nga Sserulungi wa Kampala taggwaayo. Alina omukolo gwe yabaddeko mu bitundu by’e Mengo okumpi n’Olubiri lwa Kabaka ng’ali n’ekyana kino. 

Omukolo guno gwabaddeko banywanyi ba Ssegawa bangi era baawuliddwa nga beewunaganya n’okwekuba obwama nga beebuuza oba ono muwala we. 

Obwedda batudde bonna ku mmeeza emu nga banyumirwa ebigenda mu maaso era n’ekiseera ky’okugenda bwe kyatuuse baavuddewo bonna.

Ssegawa yalina abantu be okuli Ruth Wanyana kati ali mu Amerika ne Mariam Ndagire (baayawukana).

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Visionagmndijjo2 220x290

Abalina emigabo mu kkampuni ya...

Abalina emigabo mu kkampuni ya Vision Group basiimye enkulaakulana etuukiddwaako omwaka guno.

Muteesa14 220x290

Mutesa yaggulawo enkolagana ya...

Okufuuka Pulezidenti, Ssekabaka Mutesa yalondebwa Palamenti, n’amyukibwa Sir. William Wilberforce Nadiope Kajumbula...

Gira 220x290

Ssentebe bamukutte lubona ng'asinda...

Ssentebe wa LCI akwatidwa lubona ng'anyumya akaboozi k'ekikulu ne muk'omutuuze.

Muteesa1 220x290

OKUJJUKIRA SSEKABAKA MUTESA II;...

Essimu gye yankubira lwe yakisa omukono nkyagijjukira

Sisiri 220x290

Siisiri w’abakazi bamukubyemu ttooci...

ABAKUGU bazudde ng’abakazi okuyimba siisiri mu buliri kijja lwa butonde. Bagamba nti kiva ku bwagazi omukazi bw’afuna...