TOP

Singh Katongole emmere agirya mu tonninyira?

By Musasi wa Bukedde

Added 8th November 2019

SIGH Katongole eyavuganya n’omubaka Moses Kasibante owa Lubaga North n’amukuba n’enkoona n’enywa yaggwaamu oba ayise mu nkola y’okubeera n’omuntu wa wansi okutuuka ku lyengedde. Wiiki ewedde Katongole twamuguddeko mu katale k’e Mengo ng’ali ne banywanyi be bakoona amasala.

Singkatongole 703x422

Katongole ne basajja be nga balya emmere

SIGH Katongole eyavuganya n’omubaka Moses Kasibante owa Lubaga North n’amukuba n’enkoona n’enywa yaggwaamu oba ayise mu nkola y’okubeera n’omuntu wa wansi okutuuka ku lyengedde.

Wiiki ewedde Katongole twamuguddeko mu katale k’e Mengo ng’ali ne banywanyi be bakoona amasala. Olwavudde ku mmere bazze ku LUDO nga bazannya.

Abamu ku basuubuzi baamusanyukidde kyokka nga beebuuza gye yabulira ate abalala ne bamukuba olwali nti kirabika yaggwaamu kati n’emmere agirya mu tonninyira.

Ye omukyala eyabagabudde baamulese afa essanyu olw’omusimbi gwe baamuwadde.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Visionagmndijjo2 220x290

Abalina emigabo mu kkampuni ya...

Abalina emigabo mu kkampuni ya Vision Group basiimye enkulaakulana etuukiddwaako omwaka guno.

Muteesa14 220x290

Mutesa yaggulawo enkolagana ya...

Okufuuka Pulezidenti, Ssekabaka Mutesa yalondebwa Palamenti, n’amyukibwa Sir. William Wilberforce Nadiope Kajumbula...

Gira 220x290

Ssentebe bamukutte lubona ng'asinda...

Ssentebe wa LCI akwatidwa lubona ng'anyumya akaboozi k'ekikulu ne muk'omutuuze.

Muteesa1 220x290

OKUJJUKIRA SSEKABAKA MUTESA II;...

Essimu gye yankubira lwe yakisa omukono nkyagijjukira

Sisiri 220x290

Siisiri w’abakazi bamukubyemu ttooci...

ABAKUGU bazudde ng’abakazi okuyimba siisiri mu buliri kijja lwa butonde. Bagamba nti kiva ku bwagazi omukazi bw’afuna...