TOP

Obunkenke nga Hamza ayambaza Rema empeta

By Musasi wa Bukedde

Added 17th November 2019

Akamwenyumwenyu kaabadde ka kiyita mu luggya omukyala bwe yazudde nti engalo ateeka ku nkyamu era n’amuwenyaako n’atategeera.

Wada 703x422

Dr. Hamza Sebunya yasanze akaseera bwe yatankanye engalo ya Rema kwe yabadde alina okuteeka empeta.

Hamza yasoose kufukamira ku mavivi ge abiri mu mukwano omungi n’akwata engalo ya mukyala we Rema Namakula ey’okubiri ateekeko empeta.

Akamwenyumwenyu kaabadde ka kiyita mu luggya omukyala bwe yazudde nti engalo ateeka ku nkyamu era n’amuwenyaako n’atategeera.

Wano Rema alina engeri gye yakyusizza ffeesi okumulaga nti empeta agiteeka ku mukono mukyamu.

Hamzah naye yasobeddwa oluvannyuma n’ategeera engalo omukyala gye yabadde amugamba olwo Rema naye kwe kujjukira nti bali mu bantu n’ateekako ‘simayiro’ eyalabise nga nkake.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Whatsappimage20191206at004506 220x290

Omunigeria Wizkid afuukudde abadigize...

Abantu beeyiye ku Airstrip e Kololo mu kivvulu ky'Omunigeria Wizkid, mu kivvulu ekyatuumiddwa #DirtyDecember Ba...

Nicho 220x290

Amagye gasazeeko ffaamu ya taata...

AMAGYE ne poliisi basazeeko ffaamu ya taata wa Bobi Wine omugenzi Wellington Jackson Ssentamu e Gomba.

Sevo 220x290

Museveni ayongedde ggiya mu kulwanyisa...

PULEZIDENTI MUSEVENI ayongedde ggiya mu kulwanyisa abali b’enguzi era n’awa amagezi abawa abantu emirimu mu bitongole...

Ppp2 220x290

Abantu 20 be bafa obulwadde bw'akafuba...

Bebe Cool akoowoodde Bannayuganda okumwegattako mu kulwanyisa obulwadde bw’akafuba emu ku ndwadde zi nnamutta mu...

Ucumussanyu9214 220x290

UCU Lady Canons ewangudde n'edda...

JKL Dolphins yeetaaga kuwangula nzannya bbiri ku UCU Lady Canons okusitukira mu kikopo kya sizoni eno.