TOP

Engeri okwanjula kwa Hamza gye kwagasse ekika kya Rema

By Musasi wa Bukedde

Added 17th November 2019

Ebika bibiri eky’Endiga n’Ekyolugave Rema mw’azaalwa byali tebimanyiganye era nga tebasisinkanangako.

Gendako 703x422

Okuva ku kkono: Omusika wa kitaawe wa Rema, Richard Mutyaba Ggere ne bataata be abalala nga boogera ku mukolo.

Ebika bibiri eky’Endiga n’Ekyolugave Rema mw’azaalwa byali tebimanyiganye era nga tebasisinkanangako.

Ng’enteekateeka z’emikolo zigenda mu maaso, baasisinkanye okutema empenda z’emikolo.

Kino kyavudde ku Rema okumanya obukojjaabwe gye yakulira nga maama we, Hamidah Nabbosa afudde.

Ebika byombi byasisinkanye okutegeka emikolo gy’okwanjula bombi kwe baategeeredde nti, baamuzaala bonna.

 kuva ku kkono erald semwogerere eyabadde alina okugaba ema bwe bazaalibwa ddiriddwa etty amakula  uyiisa jjajja gnes akato ajjuma ane akamya arah abatanzi eyabadde alina okuba senga owensonga nasembayo naye senga aba famire ya ema abatuufu Okuva ku kkono: Gerald Ssemwogerere eyabadde alina okugaba Rema (bwe bazaalibwa). Addiriddwa Betty Namakula, JC Muyiisa (jjajja), Agnes Nakato Najjuma, Jane Nakamya, Sarah Nabatanzi (eyabadde alina okuba Ssenga ow’ensonga) n’asembayo naye Ssenga aba famire ya Rema abatuufu.

 

MU BAMU KU BAALABISE ERI REMA MU MIKOLO

Richard Mutyaba Ggere: Ono ye yasikira Charles Mukiibi era eyabadde taata ku mukolo.

Baamuwadde ttivvi ya yinsi 55 n’ebintu ebirala era yavuddewo musanyufu.

Fred Semakula: Ono ye yali mukulu wa Charles Mukiibi taata wa Rema. Gerald

Semwogerere: Ono ye muto wa Rema era makanika mu katale k’ewa Kisekka. Ronald

Serunjogi: Taata wa Rema omuto abeera e Kasenyi ku mwalo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Whatsappimage20191206at004506 220x290

Omunigeria Wizkid afuukudde abadigize...

Abantu beeyiye ku Airstrip e Kololo mu kivvulu ky'Omunigeria Wizkid, mu kivvulu ekyatuumiddwa #DirtyDecember Ba...

Nicho 220x290

Amagye gasazeeko ffaamu ya taata...

AMAGYE ne poliisi basazeeko ffaamu ya taata wa Bobi Wine omugenzi Wellington Jackson Ssentamu e Gomba.

Sevo 220x290

Museveni ayongedde ggiya mu kulwanyisa...

PULEZIDENTI MUSEVENI ayongedde ggiya mu kulwanyisa abali b’enguzi era n’awa amagezi abawa abantu emirimu mu bitongole...

Ppp2 220x290

Abantu 20 be bafa obulwadde bw'akafuba...

Bebe Cool akoowoodde Bannayuganda okumwegattako mu kulwanyisa obulwadde bw’akafuba emu ku ndwadde zi nnamutta mu...

Ucumussanyu9214 220x290

UCU Lady Canons ewangudde n'edda...

JKL Dolphins yeetaaga kuwangula nzannya bbiri ku UCU Lady Canons okusitukira mu kikopo kya sizoni eno.