TOP

Wuuno omukyala abikka Butchaman

By Musasi wa Bukedde

Added 19th November 2019

CLAIRE Nangajja bwe yawulira okulaajana kw’omuyimbi Butchaman bwe yakuba oluyimba lwa ‘‘ Abakyala lwaki temumatira’’ n’amunoonya okumuwonya amaziga n’okuboolebwa.

Butchamannomukyala 703x422

Butchaman ne mukyala we

CLAIRE Nangajja bwe yawulira okulaajana kw’omuyimbi Butchaman bwe yakuba oluyimba lwa ‘‘ Abakyala lwaki temumatira’’ n’amunoonya okumuwonya amaziga n’okuboolebwa.

W’osomera bino nga baakamala emyaka 13 nga baagalana mwe bazaalidde n’abaana bana. Omanyi mu luyimba luno, Butchaman yali alaga nti abakyala kirabika tebamumatira lwakuba mulema.

Nangajja bwe yalumba nga enjogera y’ennaku zino bweri, yakizuula nti wadde omusajja alina obulemu, waaka amulina era tamujjuza mu by’ekisenge n’asaba abakazi okukomya omuze gw’okunyooma n’okuboola abasajja abalina obulemu kubanga nabo bantu abalina okwagalibwa.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lab12 220x290

Okulonda kwa Ssentebe wa NRM e...

Okulonda kwa Ssentebe wa NRM e Mityna kuzzeemu kigoye wezinge

Gwe1 220x290

Taata bamuwadde emitwalo 30 n'awaayo...

Taata bamuwadde emitwalo 30 n'awaayo omwana we ew'omusamize bamusadaake

Nkumba2jpgweb 220x290

Abadde ayingira mu ofiisi z'ebizimba...

Allan Nkumba omutuuze w'e Kabowa mu Sserwadda zooni ye yakwatiddwa poliisi ya CPS ku Lwokusatu oluvannyuma lw’okugenda...

Sjpgweb 220x290

Eyanfunira omulimu mufiirako

Nze Innocent Katusiime 29, mbeera Nakawa. Buli lwe ndowooza ku ngeri gye nnasisinkanamu maama w’omwana wange essuubi...

Nsamba22pulaaniusewebuse 220x290

Mukuume obumu musobole okwekulaakulanya...

Ab'ekika ky'Engabi beetaaga obukadde 13o okuzimba ekiggwa kyabwe