TOP

Essuuti y'omubaka tepasuka

By Musasi wa Bukedde

Added 19th November 2019

ABAALABYE omubaka akiikirira Munisipaali ya Makindye Ssaabagabo mu Palamenti, Emmanuel Kigozi Ssempala Ssajjalyabeene ng’asimula ennyanda baakakasizza nti akyalina sitamina.

Ssempala 703x422

Omubaka Ssempala ng'asimula omupiira

ABAALABYE omubaka akiikirira Munisipaali ya Makindye Ssaabagabo mu Palamenti, Emmanuel Kigozi Ssempala Ssajjalyabeene ng’asimula ennyanda baakakasizza nti akyalina sitamina.

Kyokka abamu baatiddemu engeri gye yabadde yeesaze essuuti nga balowooza nti eyinza okumupasukako ate abalala nga bamuwaana nga bw’alina waaka.

Ono yabadde aggulawo empaka za Ssempala Christmas Cup mu bitundu by’e Namasuba ezaategekeddwa ng’abatuuze beetegekera amazaalibwa ga Mukama waffe Yesu Kristu.

Owoolugambo waffe atugambye nti abatuuze baawuliddwa nga beewuunaganya nti kirabika omubaka yali kafulu mu kucanga akapiira lwakuba ennaku zino yateekako omubiri.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

A1 220x290

Ekyabadde mu ntujjo ya ‘Floral...

Ekyabadde mu ntujjo ya ‘Floral & Cocktail Party’ e Munyonyo ebyana gye byalagidde emisono n’emibiri nga bwe balya...

Afrigo 220x290

Lutalo ekintu akyekwatiddemu

OMUYIMBI w’ennyimba za laavu, David Lutalo (ku ddyo) kirabika akooye bapulomoota okumulyako ssente.

Tege 220x290

Kyokka mwana ggwe Lydia Jazmine!...

MWANAMUWALA Lydia Jazmine abamu gwe bayita muninkini wa gundi yamalayo. Akola bimusanyusa nga tafuddeyo ku bantu...

Kuba 220x290

Eyagaba abalongo bange yantamya...

NZE Charles Adwor, mbeera Mukono. Nasisinkana munnange mu 2014 nga nkyabeera e Jinja. Ebiseera ebyo nalina omulimu...

Melon1 220x290

Weyune enkola ya kontulakiti ofunemu...

OKUKOLA kontulakiti n’omuguzi y’emu ku ngeri omulimi n’omulunzi mw’asobola okuyita okufuna akatale k’ebintu bye...