TOP

Eddy Kenzo Guma newange bibuuza

By Musasi wa Bukedde

Added 11th December 2019

ABAYIMBI Jose Chameleone ne Eddy Kenzo baabaddeko mu kivvulu kya Wizkid e Lugogo. Baalabiddwaako nga beesika mu mikono n’okunyumya oluboozi.

Kubayo 703x422

Olw’embeera y’obudde baabadde bambadde ebikooti nga ne ku mitwe bateereddeko ebikoofiira.

Abamu ku banguwa okubisala kwe kutandika okweyogeza nti kirabika abakulu bano ennaku zino basula bubi nga beezinze olw’obutaba na bakyala babafumbira n’okubabikka ekiro.

Muka Eddy Kenzo, Rema Namakula baamututte gye buvuddeko omusajja ne yeeyanjula ne mu bakadde nga kati Kenzo yasigadde ku bumpwakimpwaki.

Ate Jose Chameleone mukyala we Danniella yamusindika mu Amerika n’abaana nga naye ennaku zino asula yeezinze.

Kati olw’okuba ekya Kenzo kikyali kipya, Chamilli alinga eyabadde amugumya kubanga n’ewuwe bibuuza.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kcca 220x290

Bobi Wine akoze pulaani endala...

BOBI Wine bwe yavudde e Jamaica yasookedde ku mukolo gwa muganda we Fred Nyanzi era eno gye yayanjulidde pulaani...

Kcca 220x290

Ebbaluwa y’abasuubuzi ku by’oluguudo...

EBBALUWA y’abasuubuzi mu Kampala abeegattira mu KACITA gye baawandiikidde Loodi meeya Erias Lukwago ne dayirekita...

Sanyu1 220x290

Kyokka Golola Moses of Uganda!...

OMUKUBI w’ensambaggere Golola Moses of Uganda nga bwe yeeyita yajagalazza abantu bwe yalabiddwaako ng’ali n’omuwala...

Ni 220x290

Nagenda okuva mu kkomera nnasanga...

NZE Joshua Kayiira nga ndi musuubuzi mu kibuga Kampala naye nga mbeera Kawaala.

Pata 220x290

Mukyala wange tamanyi kulabirira...

MUKYALA wange tamanyi kulabirira baana be era omukozi y’alabirira. Omukozi bw’agenda, awaka tubeera bacaafu, abaana...