TOP

Mutabani, buno bwe butaka bwaffe

By Musasi wa Bukedde

Added 11th December 2019

MUTABANI wa Bobi Wine akuze. Era nga taata ow’obuvunaanyizibwa, Bobi Wine takyaleka mutabani we waka.

Tegula 703x422

Buli mukolo ogw’ensonga ayita naye ndowooza okumulaga banywanyi be n’abantu ab’omugaso.

Gye buvuddeko Bobi Wine y’omu ku bantu abangi abeeyiye ku butaka bw’ekika ky’Embogo e Mugulu.

Yabadde ne mutabani we, Solomon Ssenkaayi Kyagulanyi amanyiddwa nga Kampala.

Obwedda batambula aliko byamufalaasira ng’eno bwagenda amulaga abantu ab’ensonga.

Wabula obwedda abamu beewuunya engeri omuvubuka ono gyakulamu kubana kati baagala kwenkana.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kcca 220x290

Bobi Wine akoze pulaani endala...

BOBI Wine bwe yavudde e Jamaica yasookedde ku mukolo gwa muganda we Fred Nyanzi era eno gye yayanjulidde pulaani...

Kcca 220x290

Ebbaluwa y’abasuubuzi ku by’oluguudo...

EBBALUWA y’abasuubuzi mu Kampala abeegattira mu KACITA gye baawandiikidde Loodi meeya Erias Lukwago ne dayirekita...

Sanyu1 220x290

Kyokka Golola Moses of Uganda!...

OMUKUBI w’ensambaggere Golola Moses of Uganda nga bwe yeeyita yajagalazza abantu bwe yalabiddwaako ng’ali n’omuwala...

Ni 220x290

Nagenda okuva mu kkomera nnasanga...

NZE Joshua Kayiira nga ndi musuubuzi mu kibuga Kampala naye nga mbeera Kawaala.

Pata 220x290

Mukyala wange tamanyi kulabirira...

MUKYALA wange tamanyi kulabirira baana be era omukozi y’alabirira. Omukozi bw’agenda, awaka tubeera bacaafu, abaana...