TOP

‘Temunkuba obwavu bwe bunkoza kino

By Musasi wa Bukedde

Added 19th January 2020

‘Temunkuba obwavu bwe bunkoza kino

Tip25 703x422

GGAAYI ono yajja mu kibuga buli we balaga. kuyiiya bulamu era kigambibwa nti akola guno ga guli.

Olw’embeera y’ebyenfuna, omusulo buli lwe gumuluma ng’afuna akacupa akaweddemu amazzi ng’afuka omwo. Olumala ng’atambula bulungi gy’obeera nti akutte juyisi we ng’akacupa akasuula wansi wa tulansifooma okuliraana ppaaka ya ttakisi enkadde.

Akikoledde ebbanga ng’era abakolerawo beemulugunya ku muntu ono kyokka nga tebamukwasa.

Wiiki ewedde yasuddewo akacupa emisana ttuku ne bamukwata. Baamulagidde okuggyawo obucupa bwe bonna n’asooka awalira.

Yalabye baagala kumuyisaamu mpi ate n’adda mu kulaajana n’okusaba ekisonyiwo ng’awoza nti embeera y’ebyenfuna yeemutawaanya ng’oluusi aba talina kinusu kusasulira kaabuyonjo mu kibuga.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

59148f0c79e3455bb2de95a2f1b5a89d 220x290

Ogwa Bajjo okunyiiza Museveni gugobeddwa...

Omulamuzi wa kkooti ya Buganda Road Stella Amabirisi agobye omusango ogubadde guvunaanwa omutegesi w'ebivvulu Andrew...

Top33 220x290

Aba FMU batongozza ez'oku ssande...

Aba FMU batongozza ez'oku ssande

Babe 220x290

Eyannimba okuba omuserikale anneefuulidde....

Nsobeddwa oluvannyuma lw’omusajja eyannimba nti muserikale wa tulafiki ku poliisi y’e Kanyanya okunfunyisa olubuto...

Funa 220x290

Mayinja ayogedde ku by'okufuna...

Mayinja bwe yatuukiriddwa yasoose kusambajja bimwogerwako nti yafuna ssente okulwanyisa People Power era n’ategeeza...

Dav11 220x290

Minisita w'ebyemizannyo asanyukidde...

Minisita w'ebyemizannyo asanyukidde abazadde abatatuulira bitone by'abaana