TOP

Kyokka mwana ggwe Lydia Jazmine!

By Musasi wa Bukedde

Added 20th January 2020

MWANAMUWALA Lydia Jazmine abamu gwe bayita muninkini wa gundi yamalayo. Akola bimusanyusa nga tafuddeyo ku bantu bye boogera.

Tege 703x422

Alina omukolo gwe yabaddeko n’ayingirawo nga yeesaze akawero akaanuusizza abasajja ensingo.

Kaabadde kamutippye ng’akabina kagenda kasagala ng’ate kalina engeri gye kamukuttemu mu maaso ng’amba ku ‘senta boloti’ wamma ne nkulabira.

Era owoolugambo waffe atugambye nti obwedda buli musajja gwayitako ng’akoona ku munne kyokka ng’abalala beewunaganya n’okwekuba obwama nga beebuuza omwana kyabakoze.

Kyokka waliwo abaamusiimye okwambala ebimunyumira.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sam2 220x290

Sam Mukasa ayingidde goloofa ye...

Yiino goloofa ya Sam Mukasa eyogeza banne obwama!

8714805438505141082996706452061019224145920o 220x290

Museveni ne Kagame basisinkanye...

Kyaddaaki Pulezidenti Museveni ne mukulu munne owa Rwanda, Paul Kagame beefumbye akafubo ku nsalo ya Uganda ne...

Kasa 220x290

Maama kalimunda tonyiga bbebi ennyindo...

ONO maama kalimunda tatya kunyiga bbebi nnyindo olw’engeri gy’akulukuunya olubuto lwe ku musajja.

Omukyalangaatudde 220x290

Laba byana biwala ebyanywa amata...

Bw’oba otambula, osanga ebyana ebitambulira mu bibinja nga byesaze obugoye obukulengeza ‘waaka’ nga ‘n’ebithambi’...

Firimu 220x290

Eyali asoma obwafaaza alumbye Mbarara...

FERDINAND Lugobe Pike eyabulako akatono okufuuka omusosodooti ayingidde ekisaawe ky’okuzannya Ffirimu.