TOP

Mukaabya amagumba ge gakyamukolera ssente

By Musasi wa Bukedde

Added 21st January 2020

ABAMANYI omuyimbi Willy Mukaabya bagamba nti akuze. Kyokka bw’omusanga ku siteegi nga yeecanga ng’eno bwe yeeyita Chali otandika okutankana emyaka gye. Ye bw’akuwulira nga weeyogeza nti, ‘‘Mukaabya okuze’’ ayinza okukulya obunyama.

Mukabya700000002 703x422

Mukaabya nga yeecangira ku siteegi

ABAMANYI omuyimbi Willy Mukaabya bagamba nti akuze. Kyokka bw’omusanga ku siteegi nga yeecanga ng’eno bwe yeeyita Chali otandika okutankana emyaka gye.
 
Ye bw’akuwulira nga weeyogeza nti, ‘‘Mukaabya okuze’’ ayinza okukulya obunyama.
 
Alina we yabadde n’akaayuukira Gravity okumuteeka mu luyimba lwe ng’amugamba nti akuze era okulaga abantu nti akyalina sitamina yatandise okwecanga manya okuzina n’akubya abantu enduulu.
 
Waliwo abakkirizza nti Mukaabya akyamalako nga bwe bagamba nti amagumba ge gakyamukolera ssente wadde abamu bamulabanga akuliridde.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ev1 220x290

Ekikopo kya Kanyike Cup kitongozeddwa...

Ekikopo kya Kanyike Cup kitongozeddwa

Mayinjangaayimba 220x290

Mayinja yeeganye eby'okuwagira...

Yayogedde ku nkolagana ye n’aba NRM n’agamba nti ali ku mulamwa gwa kubaperereza kwegatta ku kisinde kya People...

Wanga 220x290

Muwala wa kkansala owa S5 bamutuze...

EKIKANGABWA kigudde ku kyalo Kisowera mu ggombolola y’e Nama mu disitulikiti y’e Mukono mu kiro ekikeesezza olwa...

Malawo 220x290

Ab’ewa Kisekka batabukidde Gavt....

ABASUUBUZI b’ekiwayi kya ssentebe Robert Kasolo ewa Kisekka bawadde gavumenti obukwakkulizo ku kabineeti kye yayisa...

Load 220x290

Aba LDU bakubye babiri amasasi...

ABASIRIKALE ba LDU bazzeemu okukuba abantu babiri amasasi ng’entabwe evudde ku bbiina ly’abantu abaabadde baagala...