TOP

Kyokka Golola Moses of Uganda!

By Musasi wa Bukedde

Added 26th January 2020

OMUKUBI w’ensambaggere Golola Moses of Uganda nga bwe yeeyita yajagalazza abantu bwe yalabiddwaako ng’ali n’omuwala ali mu kadaali ne beebuuza gye baabagattidde mu bufumbo.

Sanyu1 703x422

Kyazuuliddwa nti yabadde n’omuyimbi Vilan Nabukeera ate olwo ono ne bamusaasira nti ayolekedde olusozi ggambalagala okufumba ewa Golola.

Ow’olugambo waffe yakizudde nga bano baabadde ku Freedom City oluvannyuma ne bagenda n’e Lubaga ku Lutikko nga bakola vidiyo y’oluyimba lw’omuyimbi ono olupya olumanyiddwa nga “NJI”.

Oluyimba luno lwa mukwano era bwe twabuuzizza Vilan yategeezezza abawagizi nti balinde oluyimba luno kubanga Golola yataddemu ebinnonnoggo byonna ebirunyumisizza bwe yabadde awaana omwagalwa we.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sam2 220x290

Sam Mukasa ayingidde goloofa ye...

Yiino goloofa ya Sam Mukasa eyogeza banne obwama!

8714805438505141082996706452061019224145920o 220x290

Museveni ne Kagame basisinkanye...

Kyaddaaki Pulezidenti Museveni ne mukulu munne owa Rwanda, Paul Kagame beefumbye akafubo ku nsalo ya Uganda ne...

Kasa 220x290

Maama kalimunda tonyiga bbebi ennyindo...

ONO maama kalimunda tatya kunyiga bbebi nnyindo olw’engeri gy’akulukuunya olubuto lwe ku musajja.

Omukyalangaatudde 220x290

Laba byana biwala ebyanywa amata...

Bw’oba otambula, osanga ebyana ebitambulira mu bibinja nga byesaze obugoye obukulengeza ‘waaka’ nga ‘n’ebithambi’...

Firimu 220x290

Eyali asoma obwafaaza alumbye Mbarara...

FERDINAND Lugobe Pike eyabulako akatono okufuuka omusosodooti ayingidde ekisaawe ky’okuzannya Ffirimu.