TOP

Ani ono anyiizizza omusika wa Paul Kafeero?!

By Musasi wa Bukedde

Added 8th February 2020

OMUSIKA wa Paul Kafeero munyiivu! Ayomba olw’abayimbi abazzeemu ennyimba z’omugenzi nga tebasoose kubasaba lukusa nga bw’abuuza nti lwaki baagala okululumya omugenzi!

Weight 703x422

Simon Kafeero (mu kifaananyi) ng’ono y’omu ku baana Kafeero be yaleka atandikidde ku Lukya Seavol gw’agamba nti yazzeemu oluyimba lwa ‘’Omwana w’omuzungu’’ nga tafunye lukusa kuva mu ffamire.

Wabula Seavol agamba nti yazzeemu oluyimba olwo olw’omukwano gwe yalina ku Kafeero.

Agamba nti si kiwagi nga Simon Kafeero bw’ayinza okulowooza wabula ayagala kukuuma mukululo gwa mugenzi.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mknmu21 220x290

Ababadde batwala omulambo batuuyanye...

Abatuuze ku kyalo Nassuuti mu munisipaaali y’e Mukono baasitaanye okufuna ebiwandiiko ebitambuza omulambo gwa munnaabwe...

1bc8d9398e5f4a07a3307fdfeb1d90ad 220x290

Kasujja omukulu w'ekika ky'Engeye...

OMUTAKA Hajj Mohamood Minge Kibirige Kasujja abadde akulira ekika ky’engeye obulwadde bwa sukaali ne puleesa bimugye...

Mkncov11 220x290

Ab’e Mukono batandise ekifo aw’okukuumira...

Ab’e Mukono batandise ekifo aw’okukuumira abateeberezebwa okuba ne Coronavirus

414009d1dd2349e0bd6b4678886a42d21 220x290

Kabaka awaddeyo obukadde 100 okuyamba...

KABAKA Ronald Muwenda Mutebi II addukiridde Bannayuganda n’obuyambi obw’enjawulo obubalirirwa obukadde 100 ng’ensimbi...

Lop2 220x290

Omusumba Bp. Silvester Kisitu asabye...

Omusumba Bp. Silvester Kisitu asabye Bannayuganda okubeera abaweereza abalungi