TOP

Faridah Ndausi ne Nakachwa baaka luno

By Musasi wa Bukedde

Added 18th February 2020

BANNAKATEMBA Faridah Ndaussi ne Jean Nakachwa be bamu ku baanyumiddwa omuziki gwa Rema Namakula ku Valentayini era obwedda buli ekibasanyusa nga bakuba enduulu.

Talk 703x422

Baayingiddewo ku Hotel Africana nga beesaze obuwero n’okwebyuula wamma nga baaka.

Baatuuse ekivvulu kyatandise dda ne batambula mpolampola ne bagenda mu kifo ky’abakungu gye baatudde.

Kyokka abantu obwedda be bayitako mu weema nga beewuunaganya n’okwebuuza oba abakyala bano baafuuka Bazungu oba baakwata mu kizigo olw’engeri gye balabikamu anti bonna batukula.

Oba engeri gye batera okugendako mu nsi z’ebweru obuddugavu bw’abaggwaako?

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mat14 220x290

Eyali Minisita omubeezi ow'ebyobulimi...

Eyali Minisita omubeezi ow'ebyobulimi Vicent Nyanzi adduukiridde ebitongole bya Gavument

Mus13 220x290

Abadde asomesa abaana mu nkukutu...

Abadde asomesa abaana mu nkukutu Poliisi emukutte

Bel1 220x290

Bella, ono ye taata bulamu?

Bella, ono ye taata bulamu?

Nop1 220x290

Eno ennyambala nayo erwaza Coronavirus...

Eno ennyambala nayo erwaza Coronavirus

Wet1 220x290

‘Ziza Bafana okudda engulu asooke...

‘Ziza Bafana okudda engulu asooke ave ku bitamiiza