TOP

Abtex totya abasajja tubalina - Lukwago

By Musasi wa Bukedde

Added 25th February 2020

POLIISI yagaana Bobi Wine okuddamu okulinnya ku siteegi. Bino byagenda okubaawo ng’abategesi b’ebivvulu, Abbey Musinguzi owa Abtex Productions ne Andrew Mukasa owa Bajjo Events bafeesa olw’okufi irwa omusimbi olwa poliisi okusazaamu ebivvulu bya Kyarenga e Namboole n’e Busaabala.

Abetz 703x422

Kye baakola kwe kuddukira mu kkooti baleme kufi irwa ssente zaabwe. Bwe baabadde mu kkooti wiiki ewedde, beegayiridde Omulamuzi esale mangu omusango gwabwe nga Paasika tennatuuka basobole okutegekayo ebivvulu ebirala bafune ffi izi z’abaana. Baabadde mu kkooti y’omulamuzi Esther Nambayo ewulira emisango gy’engassi ku Twed Towers.

Omulamuzi bwe yamaze okubawuliriza n’awa olwa April 1, 2020 okuwa ensala ye oba nga Bobi akkirizibwa okuddamu okulinnya ku siteegi okuyimba oba nedda. Lukwago yasabye Abtex obutaggwaamu ssuubi kubanga ku kizigo ensolo kweri.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

No Matching Document

Emboozi endala

760c92ca9f694295837ec90b52ac134f 220x290

Ssekiboobo aziikiddwa mu kitiibwa...

Omwami wa Kabaka ow'essaza ly'e Kyaggwe eyawummula, Ssekiboobo Alex Benjamin Kigongo Kikonyogo olwaleero aziikiddwa...

A84388d55eaa4efa9fcc00052969dc53 220x290

Omuyimbi Grace Ssekamatte alwanaganye...

Omuyimbi Grace Ssekamatte omu ku ba dayirekita ba Golden band asiibuddwa okuva mu ddwaaliro gy’amaze wiiki nnamba...

Cor 220x290

Beerumirizza okusaddaaka owabbooda...

OMUTUUZE eyasaddaakiddwa ne bamusuula mu kinnya okumpi n’ekyuma ky’omugagga Ephraim Bbosa, akwasizza abantu bana...

Tra 220x290

Eddagala lya ARV’S lisobola okulwanyisa...

OLWALEERO tewali ddagala ttuufu lyazuuliddwa okuba nga lijjanjaba obulwadde bwa COVID 19 .

Tabu 220x290

Ziizino endwadde endala ezirina...

ABANTU 44 baakakasiddwa mu Uganda nga balina ssennyiga omukambwe (coronavirus) era bajjanjabwa nga n’abalala bateekeddwa...