TOP

Owa B2C baamunaaza olweza ne lunoga

By Musasi wa Bukedde

Added 26th February 2020

OMUYIMBI w’ekibiina kya B2C, Peterson Ssali amanyiddwa nga Boby Lash akuze. Okumanya akuze n’okukookolima akookolima.

Untitled5 703x422

B2C,

Wadde tannaba kutegeka mikolo mitongole okukyala n’okwanjulwa, obubonero bulaga nti alina bimaama ebimufaako era kirabika ke kanyiriro ke tulaba ennaku zino.

Wiiki ewedde ggaayi ono yakuzizza amazaalibwa ge ag’emyaka gyatayogera kyokka ekyasinze okusanyusa abantu ze keeki ze baamuwadde n’akabaga ke okubuutikirwa bimaama.

Atuwadde eggulire lino atugambye nti waliwo ebyana eby’enjawulo ebyaleese keeki zino kyokka nga tayogera ani y’ani. Oba akyali ku jjangu onkwekule? Nze naawe.

Akabaga kano kaabadde mu maka gaabwe e Makindye Luwafu ku Lwokuna ekiro. Banne baagambye nti baamunaaza olweza ne luwera.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

A84388d55eaa4efa9fcc00052969dc53 220x290

Omuyimbi Grace Ssekamatte alwanaganye...

Omuyimbi Grace Ssekamatte omu ku ba dayirekita ba Golden band asiibuddwa okuva mu ddwaaliro gy’amaze wiiki nnamba...

Cor 220x290

Beerumirizza okusaddaaka owabbooda...

OMUTUUZE eyasaddaakiddwa ne bamusuula mu kinnya okumpi n’ekyuma ky’omugagga Ephraim Bbosa, akwasizza abantu bana...

Tra 220x290

Eddagala lya ARV’S lisobola okulwanyisa...

OLWALEERO tewali ddagala ttuufu lyazuuliddwa okuba nga lijjanjaba obulwadde bwa COVID 19 .

Tabu 220x290

Ziizino endwadde endala ezirina...

ABANTU 44 baakakasiddwa mu Uganda nga balina ssennyiga omukambwe (coronavirus) era bajjanjabwa nga n’abalala bateekeddwa...

Ugandakampalaext19441 220x290

CORONAVIRUS: Ekitebe kya America...

GAVUMENTI ya Amerika ewadde Uganda ebyetaagisa okulwanyisa ssennyiga omukambwe.