TOP

Eyali maneja wa Fresh Kid ayingizzaawo embooko

By Musasi wa Bukedde

Added 11th March 2020

MU December wa 2019, omuyimbi Fresh Kid yagoba eyali maneja we Francis Kamoga. Kigambibwa nti ssente ze za batabula.

Freshkid22 703x422

MU December wa 2019, omuyimbi Fresh Kid yagoba eyali maneja we Francis Kamoga. Kigambibwa nti ssente ze za batabula.

Embeera eno teyayisa bulungi Kamoga kubanga yali ataddemu obudde bwe ng’amufudde omuyimbi ow’erinnya kyokka we yali asuubira okutandika okweyagala ate ne bamugoba.

Maneja Francis yakkiriza embeera era agavaayo gagamba nti yayingizzaawo omuwala Jawy Landa gw’ayambako mu byamuziki.

Owoolugambo waffe atugambye nti ababadde balaba Francis n’ekyana kino babadde balowooza nti kantu ke.

Tetunnaba kutegeera bulungi oba ono maneja wa muziki yekka oba amaneginga n’ebirala.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bel1 220x290

Bella, ono ye taata bulamu?

Bella, ono ye taata bulamu?

Nop1 220x290

Eno ennyambala nayo erwaza Coronavirus...

Eno ennyambala nayo erwaza Coronavirus

Wet1 220x290

‘Ziza Bafana okudda engulu asooke...

‘Ziza Bafana okudda engulu asooke ave ku bitamiiza

Top1 220x290

Ekibbookisi omuli embugo kisattizza...

Ekibbookisi omuli embugo kisattizza ab’e Kalungu

Kat1 220x290

UNBS esabiddwa ku ddagala ery’obulabe...

UNBS esabiddwa ku ddagala ery’obulabe