TOP

Izon T nga bamutaddeko embooko

By Musasi wa Bukedde

Added 19th March 2020

OMUYIMBI Izon T bamukubyeko embooko y’omuyimbi omulala amanyiddwa nga Wonellah.

Izonfinal 703x422

Okusinziira ku Lady Snear (ku kkono) nga ye maneja w’abayimbi bano bombi, eky’okuleeta Wonellah (ku ddyo) tekitegeeza nti Izon T (mu katono) yaggwaamu wabula akikoze olw’okussaawo okuvuganya okw’amaanyi mu bayimbi be bonna.

Ono agaanye n’ebigambo ebibadde biyitiηηana nti baayawukana ne Izon T n’agamba nti akyakola nga maneja wa Izon T era nga n’ekiwandiiko ekibagatta kikyaliko era kiraga nti akyali mu kibiina kya Snear Music.

Yawaanye Wonellah nga bwali omuyitirivu mu kukuba emiziki nga yasoose n’akayimba ka “Kassuukali”. Izon T nga bamutaddeko embooko NG’OGGYEKO entujjo ya komedi etuumiddwa ‘Comedy kalakata’ okuteeka abawagizi ku bunkenke, ne bakazannyirizi buli omu awera kulagako ku munne.

Abantu beesunga entujjo eno etegekeddwa ku Bivally Hill e Kansanga ku Lwokutaano luno nga March 20, nga bagamba nti “ddala eno egenda kubeera kalakata…” Entujjo eno ewomeddwaamu omutwe Godi Godi owa Bukedde Fa Ma ekuηηanyizza bakazannyirizi ab’amannya mu ggwanga era bano bagenda kuttunka olwo abawagizi basalewo ani asinga. “Kino tekibangawo.

Godi Godi ku luno mbaleetedde bakazannyirizi abalala okuli; MC Mariachi, Maurana ne Reign, Madrat ne Chiko, Kapale, Jjajja Bruce, Alex Muhangi, Snake & Zoolo n’abalala

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bug1 220x290

Paasita Bugembe naye endiga ze...

Paasita Bugembe naye endiga ze tazisuuliridde

Kag1 220x290

Ekizibu kya corona kisaza abantu...

Ekizibu kya corona kisaza abantu entotto

Kit1 220x290

Embeera ya Kenzo mu Ivory Coast...

Embeera ya Kenzo mu Ivory Coast ekanze abawagizi be

Acfc67552a0b422590ccdbe84492c45a 220x290

Minisita Ssempijja akubirizza Bannayuganda...

Minisita Ssempijja akubirizza Bannayuganda okulima

Kat18 220x290

Engeri Ssennyiga omukambwe gy’awadde...

Engeri Ssennyiga omukambwe gy’awadde abamu ‘essanyu’