TOP

Nadia Rania ayabizza Producer Daddy Andre

By Musasi wa Bukedde

Added 25th March 2020

Nadia Rania ayabizza Producer Daddy Andre

Lip1 703x422

Daddy Andre ne Nadia

OMUYIMBI NADIA RANIA ayabizza Producer Daddy Andre. Agambye nti yagenda ewa Daddy Andre okkola naye oluyimba olw'esonga nti amaze ebbanga ng'awulira nti guy ono akola bulungi. 

"Yasooka nampa oluyimba naye bwennaluwulira nga luzito nnyo bwatyo era bwennamugamba n'asalawo okunkolera oluyimba olulala wabula bwenaddayo okulukima nasanga ataddemu amalaoboozi ge kati bwetwatuuka okkola Video n'amufunira abantu bennali mmaze ebbanga nga nkola nabo.

Namubuuza Andre lunaku ki lwoli  free tukole video n'atubuulira olunaku wabula ku lunaku lwennyini olwa Video teyalabikako kyokka nga buli kimu kimaze okkolebwa. okuva olwo Daddy Andre bwemukubira essimu angamba bintu birala. Mbu Baby gyangu ondabeko simanyi biki biki.

Wabula kati mu kiseera kino Nadia agamba nti takyasobola kuddamu kukwatagana ne Andre wabula ky'ayagala ayagala amuwe oluyimba lwe era bwaba ayagala aggyemu line ye ey'oluyimba kubanga tamusabangako Collabo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mknmu21 220x290

Ababadde batwala omulambo batuuyanye...

Abatuuze ku kyalo Nassuuti mu munisipaaali y’e Mukono baasitaanye okufuna ebiwandiiko ebitambuza omulambo gwa munnaabwe...

1bc8d9398e5f4a07a3307fdfeb1d90ad 220x290

Kasujja omukulu w'ekika ky'Engeye...

OMUTAKA Hajj Mohamood Minge Kibirige Kasujja abadde akulira ekika ky’engeye obulwadde bwa sukaali ne puleesa bimugye...

Mkncov11 220x290

Ab’e Mukono batandise ekifo aw’okukuumira...

Ab’e Mukono batandise ekifo aw’okukuumira abateeberezebwa okuba ne Coronavirus

414009d1dd2349e0bd6b4678886a42d21 220x290

Kabaka awaddeyo obukadde 100 okuyamba...

KABAKA Ronald Muwenda Mutebi II addukiridde Bannayuganda n’obuyambi obw’enjawulo obubalirirwa obukadde 100 ng’ensimbi...

Lop2 220x290

Omusumba Bp. Silvester Kisitu asabye...

Omusumba Bp. Silvester Kisitu asabye Bannayuganda okubeera abaweereza abalungi