TOP

Eno ennyambala nayo erwaza Coronavirus

By Musasi wa Bukedde

Added 30th March 2020

Eno ennyambala nayo erwaza Coronavirus

Nop1 703x422

MWANAMUWALA ono yazze mu Kampala ng’ayambadde sikaati eriko siriiti ekoma mu bisambi nga buli lw'atambula olengera e Bukuya.

Abavubuka bwe baamulabye ng’ayita we bali kwe kumukwata ne bamukunya nga bwe bamubuuza lwaki abateeka ku kibonerezo ng’ate bali mu kubonaabona olw’ekirwadde kya Coronavirus. Baamukutte ne bamutwala ku poliisi y’oku Mini Price. Abaserikale bwe baamutunuulidde nabo ne batyamu.

Ekirungi yabadde n’olugoye olulala mu kaveera ne bamulagira okukyusa n’oluvannyuma ne bamuleka ne yeeyongerayo. Oba n’eno ennyambala erwaza Coronavirus?

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mathiaskatamba 220x290

Katamba alondeddwa ku bwassentebe...

Katamba alondeddwa ku bwassentebe bwa Uganda Bankers Association

Multi10 220x290

Aba Multiplex bazzeemu okukola...

Aba Multiplex bazzeemu okukola lisiiti ne zinyooka

Ken1 220x290

Sipiika alagidde ministry ya Foreign...

Sipiika alagidde ministry ya Foreign affairs okuyamba Kenzo akomewo eka

Jud1 220x290

Jude Color Solution ekakasiddwa...

Jude Color Solution ekakasiddwa okufulumya masks

Images 220x290

Biibino ebibuuzo ebikyebuuzibwa...

Abantu abakwatibwa bajjanjabibwa kumala bbanga ki okuwona? Kisinziira engeri obulwadde buno gye bubeera bukukosezzaamu....