TOP

Nze sijja kuyimba kambawe akatono ke nnina - Dr. Bitone

By Musasi wa Bukedde

Added 31st March 2020

NG’ABAYIMBI beeyiwa mu situdiyo okukola ennyimba ezikwata ku kirwadde ku Coronavirus n’okukubiriza abantu okugoberera ebiragiro bya Gavumenti, ye omuyimbi Dennis Kawuki amanyiddwa nga Dr. Bitone atandise okuteeka ebigambo mu nkola.

Bitone2 703x422

NG’ABAYIMBI beeyiwa mu situdiyo okukola ennyimba ezikwata ku kirwadde ku Coronavirus n’okukubiriza abantu okugoberera ebiragiro bya Gavumenti, ye omuyimbi Dennis Kawuki amanyiddwa nga Dr. Bitone atandise okuteeka ebigambo mu nkola.

Twamuguddeko mu bitundu by’e Makindye - Luwafu ng’ali n’abamu ku bakulembeze b’ekitundu nga bagenda bagabira abantu ebikozesebwa mu kulwanyisa ekirwadde kino ng’eno bwe babasomesa n’engeri y’okubikozesaamu.

Obwedda babawa obugoye bwe babikka ku mumwa ate abalala ne babawa eddagala ly’okunaaba mu ngalo.

Bitone yategeezezza nti kino akikoze kubanga yalabye nga waliwo abantu bangi abatasobola kwetuusaako bintu nga bino ng’ate embeera gye tulimu ya kazigizigi eyeetaaga alina okuyamba atalina.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kib11 220x290

Ba Kansala ku district e Kiboga...

Ba Kansala ku district e Kiboga bakubye ebituli mu budget ya District

Capture 220x290

Emitimbagano gya Vision Group gyakuvaako...

Emitimbagano gya Vision Group okuli ogwa bukedde.co.ug ne newvision.co.ug gyakuggalawo ku wiikendi eno okutandika...

Br3 220x290

Ensonga za Brian White ez'okkabasanya...

Ensonga za Brian White ez'okkabasanya abaali abakozi be zisajjuse

Kit1 220x290

Engeri akasaawe k'e Mulago gye...

Engeri akasaawe k'e Mulago gye kaalera Jimmy Kirunda

Jit1 220x290

Afiiridde mu kibanda kya firimu...

Afiiridde mu kibanda kya firimu e Mukono