TOP

Ono booda agiyita mmotoka?

By Musasi wa Bukedde

Added 31st March 2020

ONO taata w’abaana ekiragiro kya Pulezidenti eky’emmotoka eza buyonjo okutikka abantu basatu yakifunye bulala.

Gaali 703x422

ONO taata w’abaana ekiragiro kya Pulezidenti eky’emmotoka eza buyonjo okutikka abantu basatu yakifunye bulala.

Yalowoozezza nti ne pikipiki ye eri mu ttulaba eryo.

Twamuguddeko ng’avuga boodabooda ye ku luguudo oluva e Kawaala ng’adda e Nabweru ng’atisse abantu babiri n’eggaali maanyi ga kifuba.

Ekyasinze okwewuunyisa abantu y’engeri omukazi gye yabadde atuddemu ng’atunudde emabega.

Oba yakikoze nga yeekengera abaserikale nga bwe babasanga abuukako bubuusi n’ateekako kakokola tondeka nnyuma oba y’engeri ennyangu gye yabadde asobola okukwatamu eggaali? Nze naawe.

Obwedda abantu bamukuba olwali nti ssebo eyo si mmotoka bajja kukukwata.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kib11 220x290

Ba Kansala ku district e Kiboga...

Ba Kansala ku district e Kiboga bakubye ebituli mu budget ya District

Capture 220x290

Emitimbagano gya Vision Group gyakuvaako...

Emitimbagano gya Vision Group okuli ogwa bukedde.co.ug ne newvision.co.ug gyakuggalawo ku wiikendi eno okutandika...

Br3 220x290

Ensonga za Brian White ez'okkabasanya...

Ensonga za Brian White ez'okkabasanya abaali abakozi be zisajjuse

Kit1 220x290

Engeri akasaawe k'e Mulago gye...

Engeri akasaawe k'e Mulago gye kaalera Jimmy Kirunda

Jit1 220x290

Afiiridde mu kibanda kya firimu...

Afiiridde mu kibanda kya firimu e Mukono