TOP

Leero luno!

By Musasi wa Bukedde

Added 31st March 2020

NG’ENSI eri ku bunkenke bw’ekirwadde kya Coronavirus, abamu ku Bannayuganda batandise okubiteekamu omuzannyo bo kye bayita okuyiiya.

Kafeera 703x422

NG’ENSI eri ku bunkenke bw’ekirwadde kya Coronavirus, abamu ku Bannayuganda batandise okubiteekamu omuzannyo bo kye bayita okuyiiya.

Ono omusuubuzi yasangiddwa mu katale ka Freedom ku Kaleerwe nga yeesabise n’akaveera omutwe gonna ng’aleseewo ekituli kino mw’alabira.

Abamu ku baamulabye baalowoozezza nti ali mu katemba kyokka ye yategeezezza banne nti talina ssente zigula bintu bye babagamba okwebikka ku mumwa ne mu maaso ng’era wano kasitoma ne bwajja ng’alina akawuka ka Coronavirus kayinza obutamukwata.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kib11 220x290

Ba Kansala ku district e Kiboga...

Ba Kansala ku district e Kiboga bakubye ebituli mu budget ya District

Capture 220x290

Emitimbagano gya Vision Group gyakuvaako...

Emitimbagano gya Vision Group okuli ogwa bukedde.co.ug ne newvision.co.ug gyakuggalawo ku wiikendi eno okutandika...

Br3 220x290

Ensonga za Brian White ez'okkabasanya...

Ensonga za Brian White ez'okkabasanya abaali abakozi be zisajjuse

Kit1 220x290

Engeri akasaawe k'e Mulago gye...

Engeri akasaawe k'e Mulago gye kaalera Jimmy Kirunda

Jit1 220x290

Afiiridde mu kibanda kya firimu...

Afiiridde mu kibanda kya firimu e Mukono