TOP
  • Home
  • Kasababecca
  • Geo Steady ne mukazi we, Prima omulamwa gwa Corona bagutegeera

Geo Steady ne mukazi we, Prima omulamwa gwa Corona bagutegeera

By Musasi wa Bukedde

Added 6th April 2020

Geo Steady ne mukazi we, Prima omulamwa gwa Corona bagutegeera

Kip1 703x422

OMANYI ebigambo bibadde bisusse okuyitihhana nti abantu bano baayawukana olwokuba omukazi yalekerawo okugoberera omusajja ku mikutu gye gyonna egya “Social Media” naye mu kaseera kano ak’ekirwadde kya ssennyiga omukambwe (coronavirus) nga buli mbuzi ezze ku nkondo yaayo, yabadde alina okudda ku nkondo ye. Bwatyo ne Geo Steady yazzeemu okulabikako ne Prima Kadarshi.
 
Bombi baayambadde ebiddugavu ne beebikka emimwa okusobola okwetangira basobole okweziyiza okufuna ekirwadde kya Corona. Wabula waliwo abagamba nti Prima emabegako yaliko e Dubai naye tetumanyi oba yakeberebwa.
 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kabakafitri1 220x290

Kabaka ayagalizza Abasiraamu Idd...

KABAKA Ronald Muwenda II alagidde Bannayuganda okukuuma emirembe n’okusonyiwagana mu kiseera kino ng’Abasiraamu...

Mknded4 220x290

Famire eziyiridde mu nnyumba nga...

Abasiraamu mu kibuga ky’e Mukono baaguddemu encukwe ku Iddi munnaabwe eyabadde akedde ku maliiri okufumba emmere...

Mknmm3 220x290

Ddereeva okuva e Mutukula asangiddwa...

Ddereeva okuva e Mutukula asangiddwa Mukono ng’alina Corona virus-atwaliddwa mu kalantiini n’abalala babiri be...

Ssaavasennyonga 220x290

Paasita Ssennyonga awaddeyo emmere...

Paasita Ssennyonga awaddeyo emmere ya bukadde 300 okudduukirira abali ku muggalo

Lockdown309 220x290

Eyali awola ssente azzeeyo mu nnimiro...

ENSWA bw'ekyusa amaaso naawe ng'envubo okyusa ne Charles Tamale envubo agikyusirizza mu nkumbi okubaako ettofaali...