TOP

Paasita Bugembe naye endiga ze tazisuuliridde

By Musasi wa Bukedde

Added 8th April 2020

Paasita Bugembe naye endiga ze tazisuuliridde

Bug1 703x422

PAASITA Wilson Bugembe naye afubye okusigala ng’awa endiga ze enjiri mu mbeera y’obulwadde bwa corona oba muyite ssenyiga omukambwe, abakkiriza mwe batakyakkirizibwa kukuηηanira wamu ku masinzizo.

Ku Ssande yabadde layivu ku ‘page’ ye eya ‘facebook’ era ekyewuunyisizza abaabadde bamugoberera kwe kulaba nga yabadde akutte amatabi manya ensaansa ze yalabise nga z’atemye mu luggya lwe mu maka ge e Kabulengwa awaabadde okusaba.

Wano abagoberezi abamu we baategeerezza nti ddala yeetegekera kuba n‘ekituuti kwe yasinzidde okubuulira enjiri kyabadde waka. Kyokka waabaddewo abaabadde babuuza oba n’Abalokole banyeenya amatabi eky’okuddamu nze naawe

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kib11 220x290

Ba Kansala ku district e Kiboga...

Ba Kansala ku district e Kiboga bakubye ebituli mu budget ya District

Capture 220x290

Emitimbagano gya Vision Group gyakuvaako...

Emitimbagano gya Vision Group okuli ogwa bukedde.co.ug ne newvision.co.ug gyakuggalawo ku wiikendi eno okutandika...

Br3 220x290

Ensonga za Brian White ez'okkabasanya...

Ensonga za Brian White ez'okkabasanya abaali abakozi be zisajjuse

Kit1 220x290

Engeri akasaawe k'e Mulago gye...

Engeri akasaawe k'e Mulago gye kaalera Jimmy Kirunda

Jit1 220x290

Afiiridde mu kibanda kya firimu...

Afiiridde mu kibanda kya firimu e Mukono