TOP

Abantu bange e Bukasa basaana kutaasa

By Musasi wa Bukedde

Added 22nd April 2020

Abantu bange e Bukasa basaana kutaasa

Kat1 703x422

SSENTEBE wa Bweyogerere Division mu Kira Municipality Isaac Ssenkubuge abantu be bamulaajanya.

Asaba Gavumenti okusambyako ku nteekateeka y’okugabira abantu emmere olw’abatuuze b’e Bukasa abali awagenda okuzimbibwa omwalo abaayimirizibwa okukola, aboolekedde okwerya enkuta mu kalantiini.

Agamba nti bantu b’e Bukasa tebakyakola okuva Gavumenti lwe yabalagira obutabaako mulimu gwonna gwe bakolera mu kifo kubanga baali bagenda kuliyirirwa baveewo wazimbibwewo omwalo.

Ab’e Bukasa essuubi libali mu mmere y’abakoseddwa Covid-19. Yawunzise alaalika abantu be okugoberera amateeka agassibwawo okulwanyisa obulwadde buno.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kabakafitri1 220x290

Kabaka ayagalizza Abasiraamu Idd...

KABAKA Ronald Muwenda II alagidde Bannayuganda okukuuma emirembe n’okusonyiwagana mu kiseera kino ng’Abasiraamu...

Mknded4 220x290

Famire eziyiridde mu nnyumba nga...

Abasiraamu mu kibuga ky’e Mukono baaguddemu encukwe ku Iddi munnaabwe eyabadde akedde ku maliiri okufumba emmere...

Mknmm3 220x290

Ddereeva okuva e Mutukula asangiddwa...

Ddereeva okuva e Mutukula asangiddwa Mukono ng’alina Corona virus-atwaliddwa mu kalantiini n’abalala babiri be...

Ssaavasennyonga 220x290

Paasita Ssennyonga awaddeyo emmere...

Paasita Ssennyonga awaddeyo emmere ya bukadde 300 okudduukirira abali ku muggalo

Lockdown309 220x290

Eyali awola ssente azzeeyo mu nnimiro...

ENSWA bw'ekyusa amaaso naawe ng'envubo okyusa ne Charles Tamale envubo agikyusirizza mu nkumbi okubaako ettofaali...