TOP

Bakulu nga muli bakambwe bulala

By Musasi wa Bukedde

Added 22nd April 2020

Bakulu nga muli bakambwe bulala

Tip1 703x422

OWA bbooda eyeefudde mbega ate oluvannyuma ne yeeyita munnamawulire baamunyize ebitooliro ku poliisi y’omu Lubigi bwe yabadde avuga ppikippiki mu ssaawa za kafi yu.

Yalabye bamusazeeko n’aggyayo essimu ne yeefuula ayogera nga bw’akuba ebifaananyi ng’alinga omuntu omunene.

Baafande baamuvumbagidde ne bamubuuza omulimu gw’akola n’adda mu kutamattama. Yalabye bamukutte jjeeke nga n’essaati ekutuse amapeesa n’alaajana bamute. Yagenze awejjawejja nti bannange abasajja bano bakambwe bulala.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kabakafitri1 220x290

Kabaka ayagalizza Abasiraamu Idd...

KABAKA Ronald Muwenda II alagidde Bannayuganda okukuuma emirembe n’okusonyiwagana mu kiseera kino ng’Abasiraamu...

Mknded4 220x290

Famire eziyiridde mu nnyumba nga...

Abasiraamu mu kibuga ky’e Mukono baaguddemu encukwe ku Iddi munnaabwe eyabadde akedde ku maliiri okufumba emmere...

Mknmm3 220x290

Ddereeva okuva e Mutukula asangiddwa...

Ddereeva okuva e Mutukula asangiddwa Mukono ng’alina Corona virus-atwaliddwa mu kalantiini n’abalala babiri be...

Ssaavasennyonga 220x290

Paasita Ssennyonga awaddeyo emmere...

Paasita Ssennyonga awaddeyo emmere ya bukadde 300 okudduukirira abali ku muggalo

Lockdown309 220x290

Eyali awola ssente azzeeyo mu nnimiro...

ENSWA bw'ekyusa amaaso naawe ng'envubo okyusa ne Charles Tamale envubo agikyusirizza mu nkumbi okubaako ettofaali...