TOP
  • Home
  • Kasalabecca
  • Owa bboodabbooda asiitaanye okuvuga omulambo ku pikipiki:

Owa bboodabbooda asiitaanye okuvuga omulambo ku pikipiki:

By Musasi wa Bukedde

Added 27th April 2020

Ono omufu kirabika yabadde tayalaga kumutambuliza ku bodaboda! Eyabadde avuga omulambo byamusobedde ssanduuke erimu mayiiti bwe yeefudde n'ekyuka n'edda gy'ava mu mbeera egamba nti 'tojja kuntwala'

Sanduuke3 703x422

Ono omufu kirabika yabadde tayalaga kumutambuliza ku bboodabooda! Eyabadde avuga omulambo byamusobedde ssanduuke erimu mayiiti bwe yeefudde n'ekyuka n'edda gy'ava mu mbeera egamba nti 'tojja kuntwala'

Owa Bboodabooda olwayimiridde n'atandika okusaba obuyambi nga buli ayimirira asooka kumubuuza oba mulimu omulambo?

Bakira buli gw’addamu nti ye ng’azaako buza kakola tondeka nnyuma olwo abaafunye embavu okumuyamba ne bamuwa amagezi azzeeyo omulambo gye yaguggye kuba kyeraga lwatu nti gy'agutwala tegwagalayo y'ensonga lwaki gufuuse 'luwalira'

Loodi ndowooza yabadde tayagala kufiirwa kasente, yasigadde akikiitanya ppikipiki ye okutuusa lwe yagitereezezza n'addamu n'atereera n'afuna n'akaseko ku matama ng'alaba omufu agonze.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kib11 220x290

Ba Kansala ku district e Kiboga...

Ba Kansala ku district e Kiboga bakubye ebituli mu budget ya District

Capture 220x290

Emitimbagano gya Vision Group gyakuvaako...

Emitimbagano gya Vision Group okuli ogwa bukedde.co.ug ne newvision.co.ug gyakuggalawo ku wiikendi eno okutandika...

Br3 220x290

Ensonga za Brian White ez'okkabasanya...

Ensonga za Brian White ez'okkabasanya abaali abakozi be zisajjuse

Kit1 220x290

Engeri akasaawe k'e Mulago gye...

Engeri akasaawe k'e Mulago gye kaalera Jimmy Kirunda

Jit1 220x290

Afiiridde mu kibanda kya firimu...

Afiiridde mu kibanda kya firimu e Mukono