TOP

Chozen Becky eyayimba Bankuza akubyewo eddenzi

By Musasi wa Bukedde

Added 20th May 2020

Chozen Becky eyayimba Bankuza akubyewo eddenzi

Ch1 703x422

“Mwebale kunsabira bantu Bange, ekitiibwa kya Mukama…..” bwatyo omuyimbi Rebecca Kukiriza (Chosen Becky) eyayimba Bankuza bwe yatandise nga yeebaza abantu abaamusabidde n’asobola okuzaala obulungi.

Chosen Becky yazadde ku Mmande omwana mulenzi gwe yatuumye Heather Mutebi Amir ekyacamudde abawagizi be bakira abamuweereza obubaka obumuyozaayoza.

TAATA W’OMWANA Y’ANI? Okuva lwe yafuna olubuto abantu ababadde bamulaba abasinga nga beebuuza ani yamukolamu omulimu. Abasajja ab’enjawulo bazze basongebwamu olunwe okuli; bakazannyiirizi Maulana ne Reign n’abalala.

Mu bubaka bwe yatadde ku mukutu gwe ogwa Facebook nga yeebaza abantu okumusabira ono yagasseeko ekifaananyi kya Dictator Amir awandiika amawulire ku ‘social media’ (Blogger)ng’asitudde bbebi ekyakakasizza nti ddala ye taata w’omwana ng’abamu bwe bazze boogera.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kib11 220x290

Ba Kansala ku district e Kiboga...

Ba Kansala ku district e Kiboga bakubye ebituli mu budget ya District

Capture 220x290

Emitimbagano gya Vision Group gyakuvaako...

Emitimbagano gya Vision Group okuli ogwa bukedde.co.ug ne newvision.co.ug gyakuggalawo ku wiikendi eno okutandika...

Br3 220x290

Ensonga za Brian White ez'okkabasanya...

Ensonga za Brian White ez'okkabasanya abaali abakozi be zisajjuse

Kit1 220x290

Engeri akasaawe k'e Mulago gye...

Engeri akasaawe k'e Mulago gye kaalera Jimmy Kirunda

Jit1 220x290

Afiiridde mu kibanda kya firimu...

Afiiridde mu kibanda kya firimu e Mukono